Amawulire

Omusumba Sempa ali mu Kattu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Pastor martin

Omusumba Matrin Ssempa ali mu katttu

Waliwo amuwalabanyizza okutuuka mu mbuga z’amateeka ng’amulanga butasasula za bupangisa

Mukyala Tobeous Kabuye agamba nti Ssempa ono yamupangisa enju ye mu mwak agwa 2010 nga yali alina okusasula emitwaalo 50 nay enga yakoma ku myezi egyasooka n’abivaako okutuuka kati.

 

Enju eyogerwaako esangibwa Nakawuka mu district ye Wakiso.

 

Omukyala ono agamba nti era kyamujja enviiri ku mutwe okulaba nga ssempa ono yefudde nyini mu atandise okutema ekkubo ku ttaka lye ng’ayagala kooti erangirira nti yayingirira ebitali bibye era emusasule.

 

Omusango guno gussiddwa mu kooti enkulue kola ku nkayaana zettaka