Amawulire

Abalongo ba nabansansana

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

s abalongoabalongo banabsansan

Omugogo gw’abalongo ba nabansansana omulala gutwaliddwa e Mulago

 

Abaana bano abawala bazaaliddwa ku ddwaliro lye Ngora

 

Ebyembi nti maama waabwe eyalongoseddwa obulongoosebwa teyasobodde kulutonda

 

Abaana bano beegattira ku lubuto okutuukira ddala ku butuuliro

Abaana bano bazaliddwa nga bazitowa kilo nnya n’ekitundu era nga balabirwa kitaabwe Mesial Okirol

 

 

Omwogezi we Mulago Enoch Kusaasara agamba nti bakyalinze baswo kwekebejja baana bano n’oluvanyuma bakole alipoota.

 

Abalongo b’ekika kino bakekkwa nga buli baana emitwalao 50 abazaalibwa babaamu ba mulundi gumu

 

Wabula ate abalongo bano batera okuzaalwa mu mawanga ga buyindi ne Africa.