Amawulire

Omubaka Basalirwa asabye ku bbago lye Biyaga

Omubaka Basalirwa asabye ku bbago lye Biyaga

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye ne Mike Sebalu, Eyaleta ebbago ly’etteeka erirwanyisa ebisiyaga mu ggwanga, omubaka wa Munisipaali y’e Bugiri Asuman Basalirwa, ayagala abantu abateberezebwa okwenyigira mu kulya ebisiyaga ne badduka munsi yabwe banonyezebwe bakomezebwewo. Bwabadde ayanjula ebbago lino mu kakiiko ka Palamenti ak’ebyamateeka akakulirwa Robinah Rwakojo, […]

Omusomesa akubiddwa amasasi agamusse e Bushenyi

Omusomesa akubiddwa amasasi agamusse e Bushenyi

Ivan Ssenabulya

March 10th, 2023

No comments

Bya Nalwooga Juliet, Poliisi mu Disitulikiti y’e Bushenyi eriko abakuumi babiri abeegattira mu kitongole kya Ruhama Veterans Uganda Ltd, bekutte ku misango gy’okukuba omusomesa wa pulayimale amasasi agamugye mu budde. Marcial Tumusiime, omwogezi wa poliisi mu greater Bushenyi ategeezezza nti omulambo gw’omugenzi gwasangiddwa nga gugalamidde […]

Amuriat asekeredde abogerera FDC

Amuriat asekeredde abogerera FDC

Ivan Ssenabulya

March 10th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ssenkangale w’ekibiina ky’’ebyobufuzi ekiri kuludda oluvuganya ekya Forum For Democratic Change (Fdc) Eng Patrick Amuliat Oboi asekeredde abantu abalowoza nti ekibiina kino kyagwamu, nagamba nti Fdc yazimbibwa kumusingi omugumu ddala nebwebuliba ddi kirikwata obuyinza. Amuliat bino abadde mu katale ke Nakawa ku […]

Agambibwa okubba engatto za kakadde kamu agasimbanye nómulamuzi

Agambibwa okubba engatto za kakadde kamu agasimbanye nómulamuzi

Ivan Ssenabulya

March 10th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Ssalongo asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi ku kkooti ya Buganda road kubigambibwa nti yabba emigogo j’engato munaana. Twesenge Hilary yasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka ku Buganda Fidelis Otwao, amusomedde omusango gw’obubbi nagwegaana. Kigambibwa nga mutuuze we Kasubi, engato yazibba nga January 22nd […]

Abeefuula abasirikale ba poliisi ne bakwata abataxi ne Booda bavunanibbwa

Abeefuula abasirikale ba poliisi ne bakwata abataxi ne Booda bavunanibbwa

Ivan Ssenabulya

March 10th, 2023

No comments

Bya Ruth Anderah, Abantu babiri basimbiddwa mu kkooti ku bigambibwa nti beefudde abaserikale ba poliisi ne batandika okukwata pikipiki ne takisi mu kibuga Kampala. Bano kuliko Edgar Mubangizi ow’emyaka 43, omukuumi ow’obwannannyini ne Erias amuyindi ow’emyaka 34 omwetisi wemigugu ku Kalungi plaza era nga mutuuze […]

Sipiika asabye ababaka obutatya Bazungu kuyisa tteeka eriwera ebisiyaga

Sipiika asabye ababaka obutatya Bazungu kuyisa tteeka eriwera ebisiyaga

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Sipiika wa palamenti Anita Among asabye babaka banne obutatiisibwatiisibwa nti singa bayisa etteeka erikugira ebisiyaga mu ggwanga lino, bagenda kumibwa viza ezibayingira mu Amerika. Bino abyogeredde oluvanyuma lwa minisita w’ebyensimbi, Matia Kasaija okuwaayo satifikeeti ekwata ku by’ensimbi, mu kutambula ebbago lye teeka […]

Abantu abakosebwa ne pulojekiti yámafuta baddukidde wa Minisita Mao

Abantu abakosebwa ne pulojekiti yámafuta baddukidde wa Minisita Mao

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2023

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Abantu abakakasibwa okuwaayo ettaka lyabwe okusobozesa gavumenti okuzimba omudumu gwa mafuta ogugenda e Tanzania batutte okwemulugunya kwabwe eri  minisita w’ebyamateeka wamu ne Ssaabalamuzi ku nsonga z’obwenkanya obukandaliridde okubaweebwa. Bano bakosebwa ne pulojekiti endala okuli Tilenga ne Kingfisher. Mu kiwandiiko kyaabwe, eri abakulu […]

Omuwendo gwábaana abawala abali embuto nábayonsa abatawanyizibwa endya embi gweyongedde

Omuwendo gwábaana abawala abali embuto nábayonsa abatawanyizibwa endya embi gweyongedde

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2023

No comments

Bya Rita Kemigisa, Alipoota empya eyafulumiziddwa ekitongole ekirwanirira eddembe lya baana munsi yonna ekya UNICEF eraga nti omuwendo gw’abawala n’abakyala abato abali embuto n’abayonsa abatawaanyizibwa endya embi gweyongedde okuva ku bukadde 5.5 okutuuka ku bukadde 6.9 okuva mu 2020 mu mawanga 12 agasinze okukosebwa ennyo […]

Abasuuubuzi e Mukono gebakaaba gebakomba

Abasuuubuzi e Mukono gebakaaba gebakomba

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2023

No comments

Bya Kiguli Diphas, Ebintu ebibalirirwamu obukadde bw’ensimbi bitokomokedde mu nabbambula w’omuliro atanategerekekako gyavudde mu kibuuga Mukono amadduka asaatu ku kyalo Upper Kauga negasaanawo. Okusinziira kw’omu ku bannayini maduuka gano Emmanuel Mugerwa agamba nti emmaali mpitirivvu esanyeewo mu kiifo kino era nga basabye gavumenti okubakwasizako kubanga […]

Abakyala ba DP bagala abakungu ba gavt abakyala abenyigidde mu mivuyo gyé Karamoja balekulire

Abakyala ba DP bagala abakungu ba gavt abakyala abenyigidde mu mivuyo gyé Karamoja balekulire

Ivan Ssenabulya

March 7th, 2023

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abakyala okuva mu kibiina ekiri ku ludda oluvuganya gavumenti ekya Democratic Party basabye abakungu ba gavumenti bonna abakyala abeenyigira mu nsonga zókukupanya obuyambi obwali bulina okujjuna abawejere be Karamoja balekulire ebifo byabwe mu bwangu. Omulanga guno gujjidde mu kiseera nga sipiika wa […]