Amawulire

Abantu 11 bebakakwatibwa ekirwadde kya Ebola

Abantu 11 bebakakwatibwa ekirwadde kya Ebola

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Minisitule y’ebyobulamu ekakasizza abantu abalala 3 okuba nga bafudde ekirwadde kya Ebola mu ssaawa 24 eziyise ekivuddeko omuwendo gw’abafudde okutuuka ku bantu 11. Ekiwandiiko okuva mu minisitule kiraga nti abantu abalala 4 bakwatibwa Ebola mu ssaawa 24 eziyise, omuwendo gw’abalwadde guweze 11. […]

Ababbi basobeza ku mukozi wakaka ate ne bamuttuga

Ababbi basobeza ku mukozi wakaka ate ne bamuttuga

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Ensisi ebutikidde abatuuze ku kyalo Budumbura mu Munisipaali y’e Kamuli ababbi abatannaba kutegeerekeka bwe bayingiridde amaka agamu ne basobya ku mukozi wekaka ate oluvanyuma ne bamugwa mumalaka ne bamutta. Ssentebe wa LC1 mu kitundu kino, Joshua Ngobi agambye nti omugenzi eyategeerekeseeko erya […]

Minisita Mao avumiridde abagala okulemesa omukago gwa IPOD okubaawo

Minisita Mao avumiridde abagala okulemesa omukago gwa IPOD okubaawo

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisita w’ebyamateeka, Nobert Mao avumiridde eky’okulemesa ensimbi eziweebwa ebibiina ebiri mu mukago omwegatira ebibiina byobufuzi ebirina abakiise mu palamenti, ogwa Inter Party Organization for Dialogue (IPOD). Ebigambo bye biddiridde okwekalakaasa okuzze kukolebwa abawagizi b’ekibiina National Unity Platform (NUP) mu mawanga agebweru, nga […]

E Lwengo bali mukusattira lwa Kibbaluwa ekiragiraokutta abanyarwanda abaliyo

E Lwengo bali mukusattira lwa Kibbaluwa ekiragiraokutta abanyarwanda abaliyo

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Waliwo obweraliikirivu obubaluseewo mu district ye Lwengo oluvannyuma lw’abantu abatanategeerekeka okuwandiika ekipappula ekitiisatiisa okutta abantu naddala abanyarwanda saako n’abebyokwerinda. Ekipappula kino kyasuuliddwa ku kyalo Kyoko, mu muluka gwe Kagganda mu gombolola ye Kkingo mu district ye Lwengo. Ekibaluwa kyetulabyeko, kisiiga obukyayi ku […]

Abantu 2 bafudde Ebola mu disitulikiti y’e Kassanda

Abantu 2 bafudde Ebola mu disitulikiti y’e Kassanda

Ivan Ssenabulya

September 23rd, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Mu disitulikiti y’e Kassanda abakulembeze bali mu kasattiro abantu 2 bwebafudde n’omulala naddusibwa mu dwaliro e Mubende nga biwala ttaka nga kigambibwa bano basangiddwa n’obubonero obw’ekilwadde kya Ebola. Ssentebe wa district Fred Kasirye Zzimula atubuulidde nti bino bigudde ku kyaalo Kalama mu […]

Abobuyinza e Kassanda bagala kuteekawo kaafyu mu kwerinda Ebola

Abobuyinza e Kassanda bagala kuteekawo kaafyu mu kwerinda Ebola

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Abakulembeze mu Disitulikiti y’e Kassanda batandise okulowoozezza kukyokussaawo kaafyu okukendeeza ku ntambula y’abantu okuva mu disitulikiti y’e Mubende ewagudde olunabe lwe Ebola okuyingira Kassanda. Okusinzira ku Ssentebe wa disitulikiti ye Kasanda abantu bangi ababadde bava e Mubende okudda e Kassanda okwengiyira mu […]

Uganda erina obusobozi okulwanyisa Ebola-Abakugu bogedde

Uganda erina obusobozi okulwanyisa Ebola-Abakugu bogedde

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abakugu mu by’obulamu balina bakkakafu nti ekirwadde kya Ebola ekyalumbye eggwanga tekijja kukosa bantu bangi ng’ekyasooka. Okusinzira kwátwala ettendekero lya basawo ku university e Makerere, Prof. Damali Nakanjako okusinziira ku kunoonyereza okuliwo Uganda kati eri mu mbeera nnungi okukwata ekirwadde kino singa […]

Omuwendo gwábalina Ebola gutuuse ku bantu 7

Omuwendo gwábalina Ebola gutuuse ku bantu 7

Ivan Ssenabulya

September 22nd, 2022

No comments

Bya Nalwooga, Omuwendo gw’abantu abakakasibwa nti balina obulwadde bwa Ebola kati gulinnye okutuuka ku 7. Bino bitegeezeddwa Dr Henry Bbosa akwasaganya obulwadde bwa Ebola mu minisitule y’ebyobulamu mu lukung’aana lw’eby’ekikugu. Agamba nti n’okutuusa kati abakugu mu byobulamu, nga bakolagana n’abakugu mu ekibiina ky’ebyobulamu ekyensi yonna […]

Omuntu omulala afudde Ebola e Mubende

Omuntu omulala afudde Ebola e Mubende

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2022

No comments

Bya Barbara Nalweyiso, Disitulikiti y’e Mubende ekakasiza nga bwe waliwo omuntu omulala afudde ekirwadde kya Ebola. Ono ye muntu owokubiri okufa bukya kitrwadde kyalangiriddwa olunaku lweggulo. Akulira eddwaliro ly’e Mubende, Paul Batiibwe ategeezezza nti omugenzi mutuuze w’e Ngabano mu gombolola ye Madudu e Mubende. Ono […]

Abakulu bamasomero balinze kulungamizibwa ku kirwadde kye Ebola

Abakulu bamasomero balinze kulungamizibwa ku kirwadde kye Ebola

Ivan Ssenabulya

September 21st, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye ne Prossy Kisakye, Abakulu bamassomero okwetoloola eggwanga bagamba nti balinze kufuna kuwabulwa okuva eri minisitule eye byobulamu kukyebalina okukola okulaba nti abayizi bakuumibwa okuva eri ekirwadde kye Ebola ekyabaluseewo mu ggwanga. Minisitule y’ebyobulamu eggulo yakakasizza mu butongole okubalukawo kw’ekirwadde kya Ebola mu […]