Amawulire

Katatumba ajjeeyo emisango ku Shumuk

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

Omubaka wa Pakistan mu Uganda Bonny Katatumba ejjeeyo emisango gy’ettemu gyeyawaaba munnabyabusuubuzi Mukesh Shumuk. Katatumba yali yawaaba shumuk n’omuntu omulala ategerekese nga Hassan Wandera ng’alumiriza nti bano baalina olukwe olumutta Katatumba agambye nti pulezidenti Museveni yeeyamusabye okujjayo emisango ateese ne Mukesh nga bali ebweru w’ekkooti […]

Ogw’eyasomola ebyaama bya poliisi tegugenze mu maaso

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

Okuwulira omusango oguvunaanibwa omupoliisi agambibwa okusomola ebyaama ebyayoleka gen kale Kaihura ng’asalira banne enkwe kwongezeddwaayo. Omusango guno oguwulirwa mu kyaama wabula tukitegeddeko nti tegugenze mu maaso oluvanyuma lwa munnamateeka wa Ronald Poteri okubulawo nga kigambibw nti yasindikiddwa e Luzira lwa bbanja eriweza obukadde 30 Shaban […]

Abeezibika ez’obugaalo zibasse mu vvi

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

Abakulu abagambibwa okwezibika ensimbi z’okugula obugaali bu maanyi ga kifuba obwa ba ssentebe gubasse mu vvi Kubano kwekuli n’eyaali omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobulamu John Kasaka Omulamuzi Catherine Mpagi Bamugemereire era asazizzaamu owkeyimirirwa kwaabwe bwebatyo nebasindikibwa ku mere e Luzira okutuuka nga 17 omwezi guno […]

Abawaabi ba gavumenti bakussa wansi ebikola

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

Abawaabi ba gavumenti bagiwadde ennaku 30 okukola ku mbeera mwebakolera gyebagamba nti mbi oba ssi kkyo bakussa wansi ebikola Bannamateeka bano era bataddewo nsalessale wa nnaku 14 okubakkiriza okulaba mukama waabwe ssabawaabi okulaba nti bakola ku nsonga ezibaluma Mu bimu ku byebemulugunyaako, gwemusaala ogutawera, emisolo […]

Emisaala mu kampala-abasomesa babigudde

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

Abasomesa mu Kampala nabo bavudde mu mbeera olw’obutasasulwa musaala. Abasomesa bano bamaze emyezi 3 nga tebalaba musaala Bategereganye kati okusisinkana KCCA olunaku lw’enkya okubanyonyola ku nsonga eno. Ssabawandiisi w’abasomesa, James Tweheyo agambye nti tebajja kulonzalonza kwekalakaasa ssinga tebaweebwa misaala gyaabwe Embeera eno yeeyavuddeko n’abasawo mu […]

Abasawo mu malwaliro ga KCCA bediimye

Ali Mivule

July 15th, 2014

No comments

  Abasawo mu malwaliro ga KCCA bediimye . Abomu   Kisenyi health center wano mu kampala bebasoose nga bagamba nti baakamala kati emyezi 3 nga tebalaba ku musaala.Abakyaala b’embuto bebasinze okukosebwa nga ababadde bazze okunywa eddagala babazizzaayo awatali kujjanjabibwa. Bbo abatwala eddwaliro lino becwacwanye nebaggala geeti […]

Gen.Nyakairima akubiddwa mu mu mbuga z’amateeka.

Ali Mivule

July 14th, 2014

No comments

  Minisita akola ku nsonga z’omunda mu ggwanga Gen Aronda Nyakairima, kko n’akulira ekitongole ky’amakomera Dr. Johnson Byabashaijja,  batwaliddwa  mu mbuga z’amateeka , ng’entabwe eva ku basibe 2 abafiira mu kkomera lye Kirinya  e Jinja . Omu kubaali abasibe  mu kkomera lino Yahaya Lukwago ,agamba nti […]

Abateberezebwa okutta ab’e kaseese munaana bewadeyo.

Ali Mivule

July 14th, 2014

No comments

  E kasese abantu munaana abaagambibwa okwenyigira mubulumbaganyi obw’akolebwa mu district zino esatu okuli Ntoroko, Bundibugyo ne kasese beewadewo mu mikono gy’ab’obuyinza kyeyagalire Omwogezi w’amagye  mu bitundu bya Rwenzori Lt. Ninsiima Rwemijuma ,atubuulide nti bano tebazze nakyakulwanyissa kyona, wabula nga mpaawo abakase. Bino webigidde nga […]

Abanyazi babiri battidwa.

Ali Mivule

July 14th, 2014

No comments

  E muyenga police eriko abateberezebwa okubeera abanyazi babiri  beekubye amasasi agabagye mubudde, nga bano babade bagezaako okunyaga amaka ga munansi wa Belgium. Police etutegeezeza nti bano babade bakulembedwamu Isa Matovu, era nga balumbaganye amaka ga Andrea Lyebeck , nga baagala okumunyagako obukadde 100. Ayogerera […]

kooti egaanyi okuggala ekirombe.

Ali Mivule

July 14th, 2014

No comments

  Kooti enkulu mu kampala egaanyi okuyimiriza emirimo egikolebwa ku kirombe ky’amayinja e mukono, nga eno abatuuze baali badukira mu kooti nga baagala ekirombe kiggalwe. Amyuka omuwandiisi wa kooti enkulu Mary Khainza , agambye nti amayinja agasimibwa mukirombe kino gegakola oluguudo olwa  Kampala – Entebbe  […]