Ebyobulamu

Abasawo b’ebicupuli bakwatiddwa

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Mu disitulikiti ye Lwengo abasawo b’ebichupuli 20 bakwatiddwa. Bano bakwatiddwa mu kikwekweto ekikoleddwa abakulira eb’obulamu mu disitulikiti eno ne poliisi nga basangiddwa nga tebalina layisinsi ssaako n’okukolera mu bifo ebijama. Okusinziira ku akulira okulondoola eby’obulamu mu kitundu  Michael Kayizi, bakoze ekikwekweto kino oluvanyuma lw’okukizuula nti […]

Ogwa Sahaka gwa nga 18

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Kkooti etaddewo olunaku lwa nga 18 omwezi guno okuwulirako okusaba bw’okujulira okwakolebwa eyali omuwandiisi w’enkalakkalira mu gavumenti z’ebitundu John Kashaka Kashaka yasingisibwa omusango gw’okulya ensimbi z’obugaali era nebamussaako envumbo obutaddamu kukolera gavumenti okumala emyaka 10. Omulamuzi Catherine Bamugemereire era yamulagira okusasula obuwumbi 4 zeyalya Kashaka […]

Abanonya ssente balemezza abaana ku nguudo

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Ebibiina by’obwa nnekyeewa bisongeddwaamu olunwe okuba nga byebiremesezza abaana okuva ku nguudo Minisita akola ku nsonga z’abavubuka, Ronald Kibuule agamba nti ebibiina bino bikozesa ebifananyi by’abaana bano okusaba ensimbi ebweru nga nebwebafuba okubajjako , babasikiriza okubazzaako Kibuule ategeezezza akakiiko akakola ku nsonga z’ekikula ky’abantu ebimu […]

Okukuba ekyeeyo- etteeka lijja

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Gavumenti eri mu nteekateeka ezisembayo okubaga amateeka aganagobererwa mu kulungamya abantu abatwaala bannayuganda okukuba ekyeeyo ebweru Kino kizze wakati mu kwemulugunya nti bannayuganda gyebasindikibwa abasinga batulugunyizibwa nga batuuka n’okufiirayo Minisita omubeezi akola ku nsonga z’abakozi Mwesigwa Rukutana agamba nti gavumenti eteekateeka okusisinkana abakulembeze mu mawanga […]

Ebisale by’okusoma bakufanagana mu East Africa

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Amatendekero gonna agawaggulu mu mawanga ga East Africa gakubeera n’ebisale nga bifanagana. Kino kyatuukiddwaako abakulembeze b’amawanga gano abasisinkanye mu kibuga Kigali ekya Rwanda Kino era kyakoleddwa okutumbula omutindo gw’ebyenjigiriza mu mawanga gonna. Minisita w’ebyenjigiriza Jessica Alupo agambye nti Uganda tesobola kwewaggula nti yyo ebeere n’ebisale […]

Gavumenti ejulidde ku Odoki

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

Ssabawolereza wa gavumenti Peter Nyombi ajulidde ensalawo ya kkooti ku ky’obutaddamu kulonda Benjamin Odoki ku bwa ssabalamuzi w’eggwanga Munnamateeka wa gavumenti Wanyama Kodooli agamba nti ssibamativu n’ebyasalibwaawo kkooti nti Odoki tasobola kubeera ssabalamuzi olw’emyaka Abalamuzi bana ku bataano aba kkooti etaputa ssemateeka basalawo nti Odoki […]

Akakiiko akalondesa kagaala nsimbi

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

  Ensimbi  ezigenda okukozebwa mu kutegeka okulonda zeekubisizzaamu emirundi esatu mu mwaka gw’ebyensimbi guno Atwala eby’emirimu mu kakiiko akalondesa Leon Mulekhwaagamba nti beetaga obuwumbu 150 okuva ku buwumbi 51 zeebaakoza omwaka oguwedde Omukulu ono agambye nti engeri omwaka guno gyegulimu eby’okulonda, bajja kukozesa ensimbi eziwera […]

Ebola atabuse- omusawo afudde mu Nigeria

Ali Mivule

August 6th, 2014

No comments

Obulwadde bwa Ebola bwongedde okutabuka. Mu ggwanga lya Nigeria, Omu ku basawo abaakola ku musajja enzaalwa ya Liberia alina obulwadde buno afudde Omusajja gweyakolako yafiira mu kibuga Lagos ssabbiiti bbiri e Mabega Minisita wa Nigeria akola k byobulamu akakasizza okufa kw’omusawo ono. Omusawo ono afudde […]

Etteeka ku bisiyaga teryetaagisa

Ali Mivule

August 6th, 2014

No comments

Abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu basimbye nakakongo nti etteeka ly’ebisiyaga teryetagisa. Kino kiddiridde ababaka okutandika okukungaanya emikono okuddamu okuyisa etteeka eddala oluvanyuma lw’eryasooka  kkooti etaputa ssemateeka okuligoba nti ababaka baali tebawera okuliyisa. Abalwanirizi b’eddembe bano bagamba singa etteeka lino liddamu okuyisibwa mu mbeera gyerilimu,lyakusattirira eddembe ly’obuntu. Omukwanaganya […]

Ba kansala batabuse ku loodimeeya

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Waliwo ba kansala mu KCCA abaddukidde mu palamenti nga beemulugunya ku kya loodimeeya obutaba mu ofiisi Nga bakulembeddwaamu kansala Bernard Luyiga, ba kansala bano bategeezezza ng’empereeza y’emirimu mu kibuga bweyesibye olwa loodimeeya obutabaawo Luyiga agambye nti Kati emyezi mukaaga nga tebalina kyebakola ate nga n‘obutabawo […]