Amawulire

Ababaka bakubaganye empawa ku musolo gwa boda

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akakola ku nsonga z’abakozi ba gavumenti bakubaganye enpawa ku ky’abagoba ba bodaboda okuwa omusolo Ng’alabiseeko mu kakiiko kano, minisita wa gavumenti ez’ebitundu Adolf Mwesigye agambye nti yadde waliwo amaloboozi agasaba nti aba piki basaabye okusasula omusolo kiyinza okukosa emirimu […]

Abe Kasokoso babigudde

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Wabaluseewo olutalo oluggya ku ttaka lye Kasokoso kireka Ettaka eryogerwaako liweza acre 292 nga lino aba National Housing bagamba lyaabwe kyokka nga n’abaliriko balumiriza nti lyaabwe Ababaka ba palamenti abatuula ku bakiiko akakola ku by’obuzimbi olwaleero bakitegeddeko nti aba National housing ettaka baaligula okuva ku […]

Abaazimba ku ggaali y’omukka ne wansi w’amasanyalaze bakaaba

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Akulira oluvuganya gavumenti mu palamenti avumiridde engeri KCCA gy’esenguddemu abantu abasenga mu luguudo lw’eggaali y’omukka. KCCA ssabbiiti ewedde yatandika okusengula abo bonna abasenga mita 30 okuva ku luguudo lw’eggaali y’omukka era nga bangi balozezza klu bukambwe Wafula Oguttu agamba nti ekikolwa kino ssi kyabuntu bulamu […]

Ebya Mobile mane bigenze mu kkooti

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Olutalo lw’okugyako aba Mobile Money omusolo lutuuse mu kkooti. Minisita w’ebyenfuna  Maria Kiwanuka akubiddwa mu mbuga z’amateeka lwakutandika kujja musolo ku mobile Money abamuwawabidde kyebagamba nti kimenya mateeka g’ebyenfuna. Joshua Tumwiine nga ono mukugu era yebuzibwako ku by’omusolo anenya Kiwanuka okubinika omusolo guno ogwa 10% […]

Laddu ekubye bana- omu afudde

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

E sembabule entiisa ebutikidde abatuuze oluvanyuma lwa laddu okukuba omwana n’akalirawo. Bbo 3 batwaliddwa mu ddwaliro nga bali bubi. Omugenzi ategerekese nga  Shadrack Ebbo, nga abalumiziddwa kuliko  Joshua Muwanguzi ne Maria Keziyah. Maama w’omugenzi  Margret Nantongo agamba mutabaniwe yakubiddwa laddu mu nkuba eyabadde efudemba. Omu […]

Ogwe Bundibuggyo guzzeemu

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Okuwulira omusango gw’abantu abateberezebwa okulumba nebatta abantu mu bitundu bye  Bundibuggyo kukyagenda maaso nga bano bali 52 okuli n’abakulembeze b’obusinga bwe Rwenzululu 6. Okuwulira omusango guno kwali kwayimirizibwa omwezi oguwedde nga abamu ku bavunaanwa baagala kuwolerezebwa bannamateeka baabwe ssaako n’okuwakanya eky’okuvunanaibwa mu kkooti y’amaggye. Omwogezi […]

Gavumenti tannasalawo ku ssabalamuzi

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Ofiisi ya ssabawolereza wa gavumenti tenasalawo ku ky’okujulira oluvanyuma lwa kkooti okugaana Benjamin Odoki okuweebwa ekifo ky’obwa ssabalamuzi bw’eggwanga. Ssabawolereza wa gavumenti Peter Nyombi agamba akyekeneneya mbeera olwo kwanasinziira okusalawo eky’okuzzaako. Wabula Nyombi acoomedde omu ku balamuzi Remmy Kasule eyamulangidde obutawabula pulezidenti kimala ku bya […]

KCCA eyagazaaki amasomero g’eddiini- DP

Ali Mivule

August 5th, 2014

No comments

Ekibiina kya DP kitadde ku ninga kitongole kya  KCCA kyenyonyoleko lwaki  bakyalemedde  ebyapa by’amasomero gonna agali ku musingi gw’ediini gebaagala okukulakulanya. KCCA yawandikira amasomero gano gonna nga egasaba ebyapa byaago nga tebanatandika ku nteekateeka z’okukulakulanya amasomero gano. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire olunaku olwaleero, ssabawandiisi w’ekibiina […]

Odoki abadadde kkooti- tekinnumye

Ali Mivule

August 4th, 2014

No comments

Eyali ssabalamuzi w’eggwanga Benjamin Odoki agamba nti eky’obutamwongera kisanja mu kifo kino tekimulumye kubanga yakola dda erinnya lye. Kkooti etaputa ssemateeka esazeewo nti eby’okwongera Odoki ekisanja bivvoola ssemateeka kubanga yakoona dda emyaka 70 egyogerwaako ssemateeka omukozi wa gavumenti okuwummulirako Mu mboozi eya kafubo ne Dembe […]

Abaasengulwa bongedde okutabuka

Ali Mivule

August 4th, 2014

No comments

Poliisi efafaganye n’abatuuze b’omu ndeeba abaasengulwa okuva mu ggaali y’omukka. Kiddiridde abantu bano okwekalakaasa nga bakulembeddwaamu omubaka John Ken Lukyamuzi era ng’ono wetwogerera ng’akwatiddwa Bano babadde balwana lutalo nga ne kkooti eyongezaayo eby’okusengula abantu bano okutuuka nga 12 omwezi guno. Amyuka omuwandiisi wa kkooti enkulu […]