Amawulire

Kkampuni za Betingi ezisinga nfu

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Kkampuni ezisoba mu 30 eza betingi zikola mu bumenyi bw’amateeka Muno mwemuli eya International sports betting, Bingo, Bet sports, Global sporting n’endala. Ssentebe w’akakiiko akakola ku kkampuni zino Manzi Tumuboine agamba nti kkampuni 18 zokka zeezirina olukusa okukola Tumuboine agamba nti abakolagana ne kkampuni zino […]

Kaihura yewozezzaako ku bya muka Mbabazi

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Kyadaaki aduumira poliisi Gen Kale Kihura avuddemu omwaasi ku bigambo ebyogerwa muka ssabaminisita Jacqueline Mbabazi. Mbabazi nga y’akulira akabondo k’abakyala ba NRM agamba nti gen Kaihura akozesezza nnyo ofiisi ye okutulugunya abavuganya ng’abassaako agasanga n’okukozesa eryaanyi ku beekalakaasa Wabula ng’alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola […]

Nyakairima asisinkanye abavuganya

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Kyaddaaki minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga GenAronda Nyakayirima akirizza okusisinkanamu ab’oludda oluvuganya gavumenti bawayeemu ku kya police okubatulugunyanga. Ssenkagale w’ekibiina kya UPC Olara Otunnu agamba basuubira ensisinkano eno okumalawo okusika omugwa wakati wa poliisi n’aboludda oluvuganya gavumenti nadala nga bakubye enkungaana. Ab’oludda oluvuganya […]

Ebola mu Guinea tatiisa

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Ekibiina ky’ensi yonna ekikola ku byobulamu mu nsi yonna kigamba nti obulwadde bwa Ebola obukijjanya abe Guinea buli mu bifo bitono Omwogezi w’ekibiia kino Gregory Hart agamba nti obulwadde buno tebunnatuuka kweralikiriza Wabula ate bbo abali mu ggwanga lya Guinea bagamba nti obulwadde buno bubawadde […]

Olutalo ku bujama

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Mu disitulikiti ye Ibanda, ab’obuyinza batongozezza olutalo ku bujama. Akulira ebyobulamu mu disitulikiti ye Ibanda,Michael Origye agambye nti ekigendererwa kyakulaba nti abantu bakwatira wamu okulwanyisa obujama Origye agamba nti abasawo bamaze okulambula ebitundu ebitali bimu omuli Bufunda, Kyaruhanga, Kigarama, Rugazi ne Kagongo Wards nga basomesa […]

Obujjanjabi ku sickle cells bubulamu

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Gavumenti esabiddwa okufuba okulaba nti etuusa ku bantu obujjanjabi wa siko seelo mu mwaliro gaayo gonna. AKulira ekibiina ekirwanyisa endwadde eno ekya Sickle Cell Association Ruth Mukiibi agamba nti amalwaliro agasinga tegalina byuuma bikola ku balinaa obulwadde buno. Ono agamba nti eno y’ensonga lwaki abalwadde […]

Express ewanduddwa

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Team ya Express ewanduse mumpaka zekikopo kya Uganda Cup ekyayitibwanga Kangulu olunaku lweggulo e Kavumba. Team eno ekubidwa Hope Soana fc goal 7-6 mukakodyo kokusimulagana penalties oluvanyuma lwokulemagana goal 1-1 mudaakika emu yokka gyebazanyidde. Team zombi okuzanyira eddaakika emu kidiridde okuyiwa omupiira bwegwaali gunatera okugwa […]

Empaka z’ebikonde zongezeddwaayo

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Empaka z’ebikonde eza Inter Cities ezibade zitandika ku nkomerero ya week eno,zongezeddwaayo. Omwogezi w’ekibiina ekikulembera omuzanyo guno mu ggwanga Fred Kavuma ,ategezezza ng’ensimbi zebabadde bategese okusaasanya tezimala era balinze kakiiko ka  National council of sports okubakwata ku mukono oluvanyuma balangirire olunaku olulala empaka zino lwezinatandika. […]

Tiimu zisenguse

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

Tiimi z’okubaka okuli eya National Insurance coporation ne Kampala Capital City Authority zivudde  e Nakivubo nezidda ku Old Kampala mukutendekebwa olw’emirimu egyokuzimba egigenda mumaaso ku kisaawe kino. Okusinziira ku maneja we kisaawe kino Ivan Lubega, emizannyo emirala okuli omupiira wamu ne bikonde ssibyakukosebwa mu kiseera kino […]

Abalongoosa ku kisaawe Entebbe beediimye

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

  Abakozi okuva mu kkampuni ya Guardian Services Limited  ng’eno yeeyapatana okulongoosa ekisaawe ky’entebbe beediimye. Bano bawakanya eky’okulwaawo okusasula omusaala n’okukolera mu bugubi nga tebalina nga bikozesebwa omuli gloves. Bano bagamba nti aba’ kkampuni eddukanya ekisaawe eya Civil aviatin authority basasula kkampuni eno nga bukyaali […]