Amawulire

Abatujju beswanta

Ali Mivule

April 5th, 2014

No comments

Poliisi eyisizza okulabula okujja nti abatujju bateekateeka kulumba uganda Bano ku luno bagaala kulumba masomero mu masekkati nn’obuvanjuba bw’eggwanga. Ekiwandiiko ekiva mu poliisi nga kiriko omukono gwa Gen Kale Kaihura kitegeezezza nga poliiis bwekitegeddeko nti abatujju bano bwebagenda okuyita mu bayekeera ba ADF  nga bano […]

omu afiiridde mu kabenje

Ali Mivule

April 5th, 2014

No comments

Omuntu omu afiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Entebbe mu kifo ekimanyiddwa nga Bata Bata e Namasumba. Abantu abalala 4 badusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago n’ebeeera mbi nyo. Addumira poliisi ye Katwe Ibrahim Saiga agambye nti akabenje kano bavudde ku mugoba wa […]

Bekeeri eggaddwa lwa Bujama

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Aba kampala capital city authority olwaleero bagadde bekeeri ya Mini Bakeries ng’eno y’ekola omugaati hw SUPA LOAF Obuzibu bwonna buvudde ku bujama. Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert kalumba agamba nti abakola ku bekeeri eno babadde bambala bubi okusinziira ku byobulamu,aye nga n’ekifo kyenyini kijama nga […]

Omugole abuze

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Tuyingira mu nnaku za wiikendi era mu nnaku zino embaga zibeera nyingi. Kati gwe omugole omukazi kubamu akafananyi  nga bbaawo talabiseeko ku mukolo olw’omwenge gweyanywedde n’agangayira Enkeera ejja yetonda wandikoze ki, Mu ggwanga lya Australia omusajja ow’ekika kino alwaana kufuna kisonyiwo okuva eri mukyala we […]

Uganda Cup eddamu nkya

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Empaka za Uganda Cup ziddamu olunaku lwenkya, KCCA nga bubefuka ne Ntoda fc e’Ntungamu muluzannya olwa teams e 16. Ogwazanyiddwa olunaku lwegulo,team ya Lweza fc yakubye Baza Holdings goal 1-0, nga goal eno yatebedwa Mahad Kakooza,omupiira ogwabadde ku Villa Park. Zo teams ezimaze okwesogga oluzannya […]

abagaala okukola mu makomera akakisa kaakano

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Ekitongole ky’amakomera kitandise kawefube ow’okuwandiika abaserikale abajja, okwetolola eggwanga lyona. Kawefube ono agenda okukolebwa n’ekitongole kya  Justice Law and Order sector era  ngagenderedwamu okukengeza ekizibu ky’ebbula ly’abakozi, oluvanyuma lw’abasibe okweyongera mu amakomera. Akulira ekitongle kyamakomera Johnson Byabashaija agambye nti ekitongole kimaze ebbanga bakifirwa abakozi,abatwalidwa ebitongole […]

Abayizi tebategeera byebasoma

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Alipoota efulumiziddwa ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga eraze nti abayizi  mu secondary bakyakola bubi amasomo omuli Bilogy, Okubala n’olungereza. Alipoota eno ey’omwaka 2013 eraze nti abayizi ebitundu 14% bebategera biology, okubala mu senior eyokubiri, ebitundu 40% bebategera okubala ate ebitundu 43 % bebategera oluzungu. Bwabadde atongoza […]

Omubaka Nsereko awaabiddwa lwa bbanja

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Omubaka Mohammed Nsereko akubiddwa mu buga z’amateeka lwa bbanja. Amuwaabwe mubaka munne Hatwib Katoto agamba nti yamuwa kyeeke eky’ekikwangala Kattoto ngayitaa mu bannamateeeka be aba Twesigye anad co advocats ayagala kusasulwa obukadde 660 z’amubanja ng’osizzaako n’ez’okumudaaza Katooto agamba nti Nsereko yamuwola obukadde 660 ng’alina okuzisasula […]

Gavumenti eremedde ku mikutu gy’amawulire

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Akakiiko akafuga ebiwerezebwa ku mpewo kazzeemu okujjukiza eb’emikutu gy’amawulire okussa ekitiibwa mu biragiro bya gavumenti. Gavumenti eyagala eweebwa akadde ku buli leediyo ne TV ku bwereere okutegeeza abantu by’ekola kyokka nga kino ab’emikutu bakiwakanya. Ekiwandiiko okuva mu kakiiko akafuga eby’oku mpewo kijjukizza ab’emikutu nti kibakakatako […]

Congo evuddeyo ku lyaato eryabbira

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Gavumenti ya Congo kyaddaaki evuddmeu omwaasi ku bantu baayo abafiira mu kabenje k’eryaato. Omubaka wa Congo mu Uganda Charles Lekonga asabye gavumenti ya Uganda okunyonyola obulungi kiki ekyavaako akabenje Lekonga era agambye nti kyaali kikakata ku gavumenti ya Uganda okussaawo amakubo okwewala obubenje nga buno […]