Amawulire

Omubaka Nsereko awaabiddwa lwa bbanja

Ali Mivule

April 4th, 2014

No comments

Nsereko

Omubaka Mohammed Nsereko akubiddwa mu buga z’amateeka lwa bbanja.

Amuwaabwe mubaka munne Hatwib Katoto agamba nti yamuwa kyeeke eky’ekikwangala

Kattoto ngayitaa mu bannamateeeka be aba Twesigye anad co advocats ayagala kusasulwa obukadde 660 z’amubanja ng’osizzaako n’ez’okumudaaza

Katooto agamba nti Nsereko yamuwola obukadde 660 ng’alina okuzisasula mu nnaku nkaaga kyokka nga mukumusasula yamuwa kyeeke y’ekikwangala

Kyeeki zino ezaali eza Equity banka zagaanibwa nga bagamba nti Nsereko yali yaggalawo dda akawunta gyeyali ayogerako

Nsereko alina ennaku 15 okwewozaako mu kkooti ekola ku gy’obusuubuzi