Amawulire

Kkampuni za Betingi ezisinga nfu

Ali Mivule

April 2nd, 2014

No comments

betting

Kkampuni ezisoba mu 30 eza betingi zikola mu bumenyi bw’amateeka

Muno mwemuli eya International sports betting, Bingo, Bet sports, Global sporting n’endala.

Ssentebe w’akakiiko akakola ku kkampuni zino Manzi Tumuboine agamba nti kkampuni 18 zokka zeezirina olukusa okukola

Tumuboine agamba nti abakolagana ne kkampuni zino tebakaaba nga babbiddwa kubanga kkampuni ezoogerwaako tezisobola na kuwaabwa

Ono agamba nti ezisinga ziri mu nzigotta nga tezirina na kabuyonjo

Wabula Tumuboine agamba nti bategese ebikwekweto ebyekibwatuukira mu bitundu bye Kampala, Entebbe ne Mukono nga enkyaamu zonna zakuggalwa