Amawulire
Abaana 4 abe’nnyumba emu bafudde
Bya Gertrude Mutyaba Abaana 4 okuva mu nnyumba emu, bafudde oluvanyuma lwokunywa eddagala lyoku ttale eryabawereddwa jajja waabwe. Abaana bano babadde babeera ne jajja, ku kyalo Kirangira mu gombolola ye Kasankala mu disitulikiti ye Rakai. Abagenzi kuliko Jovan Kivumbi owemyaka 4, Shivan Mirembe owemyaka 3, […]
Lukwago bamuzizaayo e Nairobi
Bya Ritah Kemigisa Lord Meeya wa Kampala Erias Lukwago wetwogerera ngawereda ekitwanda mu ddwaliro lya Nairobi hospital. Kino kikaksiddwa, omumyuka we Doreen Nyanjura, ngayise ku tweeter. Eno gyebamututte okufuna obujanjbai, oluvanyuma lwekimbe okumuddamu. Okusinziira ku Nyanjura, Lukwago alumizibwa wansi mu lubuto nemiu kifuba. Olumbe ono […]
Ab’enzikiriza y’obumu bafunye omusika
Bya Magembe Sabiiti Libadde ssanyu ng’ebenzikiriza ey’obumu oba Unity of Faith eyatandikibwawo Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka balangirira, omukulembeze waabwe omugya. Akulira enzikiriza eno omuggya kati ye Omukwenda Akugizibwe Bisaka, ngomukolo gubadde mu Bukwenda bwe Kisozi mu Kampala. Omukwenda Akugizibwe Bisaka mutabani w’omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka, […]
Uganda ne Tanzania batadde emikono ku ndagaano z’omudumu gwamafuta
Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni ne munne owa Tanzania Samia Suluhu Hassan wamu nabalala abkwtaibwako ensonga, okubadde Total E&P ne CNOOC baliko endagaano za mirundi 3 zebataddeko emikono, kulwa polojekiti yokuzimba omudumu gwamafuta, eya East African Crude Oil Project. Omukolo guno ogwebyafaayo, guvuddeko okukaanya, […]
Abasiraamu basabiddwa okwetegereza omwezi
Bya Ritah Kemigisa ne Prosy Kisakye Abayisiraamu basabiddwa okutunula enkaliriza, okulaba omwezi okukakasa obanga omwezi omutukuvu ogwa Ramathan nokusiiba bitandise. Okusibziira kiu amyuka Mufti wa Uganda Sheikh Abdallah Semambo, ssinga omwezi gunalabika eggulo lino, olwo okusiiba kujja kutandika olunnaku lwenkya ku Bbalaza nga 12 April. […]
Okutulugunya Abasibe: Palamenti erabudde DPP
Bya Prosy Kisakye Palamenti erabudde wofiisi ya Ssabawaabi wa gavumenti ku kyokutwalanga abantu mu kooti, nga baleenya nebiwundu oluvanyuma lwokubatulugunya. Ssentebbe owakakiiko ka palamenti akamateeka, omubaka owa West Budama South Jacob Oboth Oboth agambye nti kikyamu okulaba abantu bano embeera gyebabereamu, DPP nagenda mu maaso […]
Samia Suluhu Hassan assubirwa mu Uganda olwaleero
Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga lya Tanzania, Samia Suluhu Hassan asubirwa mu gwanga olwaleero, ku bugenyi obutongole. Ono yayitiddwa omukulembeze wa kuno, Yoweri Museveni. Okusinziira kuba minisitule yensonga ze bweru we gwanga, nomuwandiisi wa pulezidenti Don Wanyama, omulamwa gwobugenyi buno omukulu, kwekwongera okunyweza enkolagana […]
Omulangira Arnold Ssimbwa waakuterekebwa olwaleero
Bya Prosy Kisakye Omulangira Arnold Ssimbwa agenda kuterekebwa olunnaku olwaleero, ku bijja byabajjajjaabe ku masiro gé Kasubi. Omulangira yaseerera ku Lwokuna lwa ssabiiti ewedde mu ddwaliro e Nsambya, oluvanyuma lwokulwala amangu ddala. Omulangira Ssimbwa mutabani wómulangira David Ggolooba muganda wa Ssabasajja kabaka Ronald Muwenda Mutebi […]
Omulangiri Phillip owe’Bungereza aseredde
Bya BBC, Omulangira Philip Duke of Edinburgh ngaye bba wa nnabakyala wa Bungereza Queen Elizabeth II afudde Amawulire gokufakwe galangiridwa Nnabakyala nagamba nti bba afudde nkya ya leero mu lubiri lwe Windsor Wafiiridde nga aweza egyobukulu 99 Nnabakyala alangiridde ennaku 8 ezokukungubagira bba. Boris Johnson […]
Nnabambula wómuliro asanyizaawo bya buwumbi 7
Bya Rita Kemigisa, Nnabambula womuliro ogukutte warehouse omuterekebwa eddagala eya Joint Medical Stores (JMS) gulesse ebintu byabuwumbi 7 bitokomose. Akulira JMS Dr Bildard Baguma atubuulidde nti ebintu ebisanyewo kuliko ebikozesebwa mu byokuzaala ebibanje byomumalwaliro omuli ne bitanda okutekebwa abayi enyo ne bintu ebirala Wabula asabye […]