Amawulire
Yesse lwa basajja
Entiisa ebuutikidde abatuuze be Kyebanda Nsooba omuwala ow’emyaka 17 bweyewadde obutwa neyejja mu bulamu bwensi eno. Afudde ategerekese nga Harriet Nakitto nga n’okufa afudde atuusibwa ku ddwaliro abantu be gyebamuddusizza okugezaako okutaasa obulamu bwe. Kitegerekese nti okwetta kyandiba nga kivudde kulemererwa kusalawo ku basajja 2 […]
E Mali bakungubaga
Mu ggwanga lya Mali abaayo batandise okukungubaga okw’ennaku 3 okujjukira abantu 19 abafiridde mu bulumbaganyi obwakoleddwa abatujju ku woteri emu mu kibuga ekikulu Bamako. Amagye ga Mali wamu n’agamawanga amalala gazingako woteeri eno okununula abamu ku bawambe era bamukwata mundu 2 nebatibwa . Abatujju bamiruindi […]
Abaana 30 banunuddwa
Poliisi ye Mbale eriko abaana abasoba mu 30 benunudde okuva mu maka agamu gyebabasibira okusoma ediini. Abaana bano kigambibwa nti bajiddwa ku bazadde baabwe mu bitundu bye Sironko, Bulambuli ne Mbale okubayigiriza enjiri okuva mu mwezi ogwokubiri omwaka guno. Omu ku balwayisa obuzzi bw’emisango mu […]
Okunonyereza ku Byandala kuwedde
Kaliisoliiso wa gavumenti amalirizza okunonyereza ku musango oguvinanbibwa eyali minisita w’ebyenguudo Eng. Abraham Byandala nga obuwumbi 24 wabulankana. Kaliisoliiso nga ayita mu amukiikiridde mu kkooti Thomas Okoth awaddeyo empapula ezongerayo omusango gubno mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka mu kkooti ewozesa abakenuzi […]
aba palamenti bakuyonsa kyeere
Abakyala abakolera ku palamenti naddala abayonsa kati bakusobola okugenda ku mulimu n’abaana baabwe oluvanyuma lw’okugulwawo kw’ekifo webasobola okukuumira abaana bano n’okubayonseza. Nga agulawo ekifo kino, sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga ategezezza nga abakyala kati emitima bwegigenda okubabera awamu ku mirimu nga abaana baabwe babali […]
Busoga ne Kigezi gyebasinga okugula obululu
Ebitundu bye Busoga ne Kigezi byebikyasinzemu okugulirira abalonzi mu kampeyini ezigenda mu maaso. Bino bifulumidde mu alipoota ekunganyiziddwa ab’ekibiina ekilwanyisa obukenuzi ekya anti-corruption coalition Uganda. Akulira ekibiina kino Cissy Kagaba agamba bakizudde mu kunonyereza kwabwe nti abasuubuzi kati bagenda mu nkungaana z’ebyobufuzi nga basuubira okuweebwa […]
Ekkomera ly’abalya enguzi lijja- Biraaro
Ow’ekibiina kya Farmers Party of Uganda Maj Gen Benon Biraaro,asuubizza okuzimbayo ekkomero elyenjawulo okukaligilamu abo bonna ababa basingisiddwa emisango gy’okulya enguzi. Biraaro agamba bano basaana kkomera lyabwe kubange bazingamizza nyo ebyenfuna by’eggwanga. Biraaro agamba ekkomera lino lyakubera lyanjawulo kubanga agezaako okutoloka empologoma zibaawo okumubwebwena Nga […]
Ebipande bya Amama Mbabazi bitimbuluddwaayo
Obunkenke bweyongedde mu tawuni ya Arua Amama Mbabazi gy’alina iokukuba olukungaana lwe olwaleero nga awenja akalulu akanamutuusa ku bukulembeze bw’eggwanga. Kino kiddiridde abantu abatanategerekeka okugenda nga batimbulayo ebipande bya Mbabazi akawungezi akayise. Era waliwo ebigambibwa nti ekisaawe kya Hill Top Grounds Mbabazi w’alina […]
Museveni takkuta – Besigye
Akwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti Dr. Kiiza Besigye alabudde bannayuganda obutasubira pulezidenti Museveni kuva mu buyinza nebwanaaba awangudde ekisanja ekyemyaka 5 ekirala. Bw’abadde atalaaga ebitundu bya Budadiri y’obuvanjuba okunonya akalulu amakya galeero, Besigye ategezezza nga Musevei bw’azza subiza obutadda mu buli kampeyini kale […]
Ssabasajja asiimye okwaniriza paapa
Ssabasajja Kabaka wa Buganda y’omu ku bagenda okwaniriza Paapa Francis nga yakatonya ku kisaawe ky’enyonyi Entebbe ku lunaku olwokutaano. Kino kibikuddwa Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu lukiiko olukomekereza omwaka wali e Bulange Mengo Mungeri yeemu Katikiro Mayiga ategezezza nga Buganda bw’egenda okubeera […]