Amawulire

Agambibwa okutta bba ali Luzira

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

  Omusuubuzi agambibwa okutta bba , Jackline Uwera Nsenga asindikiddwa ku mere e Luzira..   Oludda oluwaabi lugamba nga  10th of January 2013 mu makagaabwe e Bugolobi , Nsenga yatomera bba bweyali amugulira gate yawaka.   Omulamuzi wa kooti ye Nakawa Sylivia Nabaggala yamusindise e […]

Abagambibwa okutega bbomu Tebeyimiriddwa

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

  Abateberezebwa okutega bomu ezatta abantu e kyaddondo ne Kansanga bandigira nga bawangaalira mu kkomera ga kino kidiridde kooti  okugaana okubakkiriza okweyimirirwa.   Bano okuli Edris Magondu ne Hussein Agadenga bonna banansi ba Kenya baakedde kugenda mu kkooti okuwaayo okusaba kwaabwe wabula omulamuzi Ezekiel Muhanguzi […]

Musomese abaana eby’omutwe_Katikkiro

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

Kamala byonna wa Buganda owekitiibwa Charles Peter Mayiga asabye abazadde bulikko okuyigiriza abaana baabwe emilimu gy’emikono nga bavude ku by’omussomero. Ng’asisisnkanyeemu abagagga okuva mu kibinja kya Kwagalana, Katikkiro Mayiga agambye nti abaggagga bangi bafuba kusomesa baana baabwe byassomero nebaleka ebilala ate nga byebisinga obukulu Abaggagga […]

Lukwago asiba bikutuka

Ali Mivule

July 12th, 2013

No comments

Loodi meeya wa kampala Erias Lukwago tannagwaamu maanyi .3   Oluvanyuma lw akooti okugoba okusaba kwe ku kumubuulirizaako, Lukwgaoa gamba nti agenda kujulira   Lukwgao agamba nti tamatidde nsalawo ya kooti era nga ssiwakusirika.   Omulamuzi Vincent Zehurikize olwaleero agobye okusaba kw alukwgao nti akakiiiko […]

Namungoona-Omulala afudde

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

  Omuwendo gw’abantu abakafiira mu muliro ogwwe Namungoona gutuuse ku 42. Omulala abadde ali obubi, Asuman Kiiza afudde Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago, Enock Kusaasira agambye nti kati basigazza abalwadde 7 Tanka y’amafuta yeeyayabika oluvanyuma w’okutmeraganya ne noah era ng’abasinga okuggya baali bazze kusema mazzi. Ggyo […]

Ba Councillor babatabukidde

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Enkayaana mu kampala capital city authority zikutte ekkubo eppya. Ekibinja ky’abantu abeeyita aba kampala Yaffe bakyukidde ba councilor abagaala loodimeeya agyibweemu obwesige Bano bagamba nti bagenda kuwandiikira akakiiko akalondesa n’emikono egyetaagisa okusaba nti ba cuncillor bano nabo bagyibweeyo.   Akulira abantu bano Vincent Mayanja agamba […]

Col Shaban Bantariza ayimbuddwa

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

      Eyaliko omwogezi w’amaggye ‘eggwanga, Col Shaban Bantariza yeeyimiriddwa.       Ono alabiseeko mu maaso ga ssentebe wa kooti y’amaggye Brig Moses Ddiba.   Ono ayimbuddwa ku kakadde kamu akabuliwo oluvanyuma lwa munnamateeka we Frank Kanduho okutegeeza nga bweriri eddembe lye.   […]

Mwekube mu mutima mu kisiibo kino

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Banabyabuzi bakubiriziddwa okukozesa omweezi guno omutukuvu ogwa Ramadhan  okwekubamu toochi ku bikolwa byaabwe neneyisa yaabwe eri abantu bebakulemberamu.   Lord mayor wa kampala ssalongo Erias Lukwago agamba kano kekaseera abantu okwekuba mu kifuba balongoose ensobi zaabwe nokwenkanyankanya mu bantu bagateko nokwenenya. Lukwago agamba nga obuli […]

Mwongeze abasomesa emisaala

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

Palamenti esabiddwa okussa amaanyi ku nsonga y’okwongeza abasomesa emisala. Ababaka ba palamenti abakikiirira abakozi baweze okukunga abasomesa beekelakaase singa gavumenti tetuukiriza bweyamo bwayo ku ky’okubongeza ensimbi ebitundu 20 ku buli 100 ezaabasuubizibwa mu mbaliruira y’eggwanga eyaggwa. Ssentebe w’ekibiina ekigatta ebibiina by’abakozi Usher Wilson Owere agamba […]

Tugenda kusazaamu ebyapa

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

  Akakikiko akakola ku byetaka mu kampala aka kampala district land board katisizaiisiza nga bwekagenda okusazaamu ebyapa byonna ebizze bigabwa ekitongole kya kcca nga kiri wamu nakakiko kebyetaka mu uganda aka uganda land commission. Bino bigidde mu kaseera nga kooti kegye ezeewo akakiiko kebyetaka kcca […]