Amawulire

Tugenda kusazaamu ebyapa

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

 Yusuf Nsibambi

Akakikiko akakola ku byetaka mu kampala aka kampala district land board katisizaiisiza nga bwekagenda okusazaamu ebyapa byonna ebizze bigabwa ekitongole kya kcca nga kiri wamu nakakiko kebyetaka mu uganda aka uganda land commission.

Bino bigidde mu kaseera nga kooti kegye ezeewo akakiiko kebyetaka kcca keyali yagalawo nga egamba nti yevunanyizibwa ku nsoonga ze takka .

Kakati yusufu nsibambi nga ono yye ssentebe wa’kakikokano , agamba nti abaafuna ebyapa ebyengeri bino basaana baduke mangu okufuna ebigya nga ekitali kino batuuse okubifirwa .

Ono yyomu alagidde ekitongole kya kcca obutadamu kusolooza busuulu kubanyini bizimbe mu kampala kuba mu mateeka bebalina okubusolooza  .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *