Amawulire

Agambibwa okutta bba ali Luzira

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

 

Omusuubuzi agambibwa okutta bba , Jackline Uwera Nsenga asindikiddwa ku mere e Luzira..

 

Oludda oluwaabi lugamba nga  10th of January 2013 mu makagaabwe e Bugolobi , Nsenga yatomera bba bweyali amugulira gate yawaka.

 

Omulamuzi wa kooti ye Nakawa Sylivia Nabaggala yamusindise e Luzira nga okunoonyereza kunsonga eno bwekukyagenda maaso.