Amawulire

Col Shaban Bantariza ayimbuddwa

Ali Mivule

July 11th, 2013

No comments

 

 

Bantariza set fee

 

Eyaliko omwogezi w’amaggye ‘eggwanga, Col Shaban Bantariza yeeyimiriddwa.

 

 

 

Ono alabiseeko mu maaso ga ssentebe wa kooti y’amaggye Brig Moses Ddiba.

 

Ono ayimbuddwa ku kakadde kamu akabuliwo oluvanyuma lwa munnamateeka we Frank Kanduho okutegeeza nga bweriri eddembe lye.

 

Abamweyimiridde kuliko, Gen Kahinda Otafire ne Col John Kaganda nga bano basabiddwa obukadde butaano ezitali za buliwo.

 

 

 

Wakudda mu kooti nga 23rd omwezi gw’omusanvu

 

 

 

Bantariza avunaanibwa misango gya kwezza tractor ya bukadde 67 bweyali akulira ettendkero lya bannamaggy e Kyankwanzi.