Amawulire

Maziga mu kusabira Nankabirwa- omusawo anyonyodde

Ali Mivule

April 14th, 2015

No comments

Gabadde maziga mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Rosemary Nankabirwa ng’ono yali musomi wa mawulire ku NTV. Omusawo eyasooka okulongoosa Nankabirwa ategeezezza abakungubazi nga bwebaakola kyonna ekisoboka okutaasa obulamu bwe kyokka nga kyaali kikereezi Ono agambye nti Nankabirwa bagenda okumutuusa e Mulago nga kokoolo we akuze era […]

Babiri babbidde

Ali Mivule

April 14th, 2015

No comments

Abantu 2 okuli n’omuyizi wa yunivasite ye Kumi abadde asoma mu mwaka gwe ogwokubiri  bagudde mu Nyanja ya Bisina ne bafa oluvanyuma lw’akaato kwebabadde basaabalirira okwebika mu mazzi. Omuyizi mutuuze ku kyalo  Kokong  mu disitulikiti ye Ngora nga era y’abadde azzeeko waabwe ku wikendi. Balubbira […]

Bantariza aluyiseeko

Ali Mivule

April 14th, 2015

No comments

Eyali akulira ettendekero ly’ebyobufuzi erya Kyankwanzi Col. Shaban  Bantariza asambira mabega nga jjanzi . Kiddiridde okwejerezebwa emisango gy’okwezza Tulakita ebadde egambibwa nti yaweebwawo minisitule y’ebyensimbi wabula Bantariza n’agyezza nga agamba nti yagigula ku bukadde 67 . Wabula abantu 7 abatuula ku kakiiko ka kkooti y’amagye […]

Sejusa akyaddeko ku DP

Ali Mivule

April 14th, 2015

No comments

Eyali akulira ekitongole ekikessi Gen David Sejusa akyaddeko ku kitebe ky’ekibiina kya DP wali ku kizimbe kya City House. Sejusa yevumbye akafubo n’abamu ku b’akakiiko k’ekibiina abokuntikko nga bakulembeddwamu ssabawandiisi w’ekibiina  Mathias Nsubuga. Waliwo atayagadde kumwatukiriza manya atutegezezza nga ab’akakakiiko akokuntikko ak’ekibiina bwebateesa ku bugenyi […]

Nankabirwa aziikibwa lwakusatu- ssente ezasolozeddwa za kokoolo

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Ab’enganda z’omugenzi Rose Nankabirwa bagamba nti yadde omuntu waabwe teyalamye naye obwagaazi abantu bwebamulaze bwongedde okubagumya Bano basiimye abo bonna abawaddeyo okutaasa obulamu bw’omuntu waabwe mu kaseera k’okugezesebwa kebalimu Ab’enganda nga bakulembeddwaamu Ronald Bisereko agamba nti basanyufu nti bagezezzaako buli kimu kyokka ng mukama yageze […]

Ab’ebibiina besunga kamyufu

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Ab’ekibiina kya NRM bafumuluzza enteekateeka zaabwe ez’okulonda abanakwata bednera y’ekibiina ku mitendera egitali zimu. Ssabawandiisi w’ekibiina kino Justine Lumumba agamba nti bagenda kutandika okuwandiisa bannakibiina okuva nga 24 omwezi guno era bamalirize nga 16th omwezi gw’okutaano omwaka 2015. Nga bano bakuyita mu lukalala lw’abalonzi okuva […]

Amazaalibwa Museveni awaddeyo emmotoka, katikkiro aweze ku ttofaali

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Pulezidenti Museveni awaddeyo emmotoka ng’ekirabo eri Ssabassajja Kabaka ku mazaalibwa ge ag’emyka 60. Emotoka kika kya Land cruiser VX nga nzirugavu era ejiddeko ebbaasa kyokka ng’ebijibaddemu tebyogeddwa . Emotoka eno eyanjuddwa amyuka omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi akiikiridde gavumenti ku mikolo gy’amazaalibwa mu Bulange Mengo. […]

Abapoliisi bakeera ku mwenge e Lwengo

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Abaserikale ba poliisi mu gombolola ye  Ndagwe mu disitulikiti ye Lwengo bali mu kattu lwakulagajjalira mirimu gyabwe nebadda mu kutamirukuka. Ssentebe w’egombolola eno  James Mukasa agamba abaserikale abasinga emirimu baagivako badda mu kukoona bidde mu kifo ky’okukwasisa amateeka nga eno abatuuze babibwako ebyabwe n’okutibwa. Mukasa […]

Okutereeza enkalala ssikwakwongezebwaayo

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda ssikakwongezaayo nnaku z’abantu kwekebera ku nkalala z’abalonzi. Akakiiko katekawo nga 30 April 2015 nga nsalesale  w’okulongoosa enkalala zino olwo baveeyo n’enkalala empya ezinakozesebwa mu kulonda kwa 2015/ 16. Akulira ekitongole ky’ebyamateeka mu kakiiko kano  Jenifer Angeyo agamba ebiseera ebisinga bannayuganda balinda ssaawa esembayo […]

Temuzimba mutima lwa ttofaali- Ssabalabirizi

Ali Mivule

April 13th, 2015

No comments

Abantu ab’enzikiriza ez’enjawulo bakubiriziddwa okukwatira awamu okulwanyisa ekisaddaaka baana wano mu ggwanga. Nga asabira emikolo gy’amazaalibwa ga ssabasajja ag’emyaka 60 egy’obuto, Omulabirizi w’obulabirizi bwe Namirembe Rt.Rv  Wilberforce Kityo Luwalira aloopedde ssabasajja nga ekisaddaaka baana bwekisitudde enkundi. Bisho Kityo Luwalira ategezezza nga abantu abamu bwebalemedde ku […]