Amawulire

Paapa ayinza obutajja mu Uganda

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Okukyala kwa papa Francis wano mu ggwanga kuli mu lusuubo yadde nga bannayuganda bangi bakwesunga. Okusinziira ku lukiiko olutwala abasumba mu Uganda papa alina emirmu mingi egimulindiridde okuva mu gw’omukaaga okutuuka mu gw’ekkumi nga era wakutegeka olukungaana lw’abasumba  mu nsi yonna mu Vatican. Ssabawandiisi w’olukiiko […]

Ababadde babba amafuta bakwatiddwa

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Poliisi e  Ssembabule eriko abantu 15 bekutte okuli n’omukuumi ku by’okunuuna amafuta okuva mu bimotoka ebiri mu kuzimba oluguudo oluva e Kanoni okudda e Sembabule.   Abakwate bano abatanategerekeka kuliko abavuzi ba biloole nga abalala bakozi ba kampuni y’abachina enzimbi y’oluguudo eyaweebwa omulimu gw’okuzimba oluguudo […]

Omujulizi mu gwa Besigye abivuddemu

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Omujulizi wa gavumenti ku musango oguvunanibwa eyali ssenkagale w’ekibiina kya FDC Dr. Kizza Besigye abivuddemu. Donatus Eguma ategezezza nga bwewaliwo abakungu ba gavumenti abamutiisatiisa okulumiriza Besigye ne banne.   Dr Besigye avunanibwa ne loodi meeya wa Kampala Elias Lukwago, meya wa Kawempe  Mubarak Munyagwa , […]

Temuvumirira bakyala beyambudde- Okumu

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Abavumirira abakyala abayambulidde ba minisita olw’enkaayana z’ettaka balabuddwa okukikomya. Ssentebe w’akabondo k’ababaka abava mu bitundu bya Acholi  Reagan Okumu agamba abatuuze balina eddembe okwekalakaasa ku nsonga ezibaluma. Wiiki ewedde waliwo bannamukadde abakyala abeyambudde engoye zonna nebasigala buswa mu maaso ga minisita w’ebyettaka Daudi Migereko n’owensonga […]

Enkuba ebagoyezza

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Enkuba eyamwaanyi ebaddemu nekibuyaga eree amaka agawerako gali ku ttaka nga n’ebirime mu nimiro nyingi byononeddwa mu gombolola ye  Kamonkolo subcounty mu disitulikiti ye  Budaka . Ssentebe w’egombolola ye Kamonkoli Edinandi Piringo agamba emiruka ena okuli  Kamonkoli, Nyanza, Kiraka ne  Sekulo gikoseddwa sso nga ebyalo […]

Kadaga afunye amwesimbamu

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Ebya sipiika wa palamenti  Rebecca Kadaga obutasimbibwako Muntu yenna ku kifo ky’omubaka omukyala e Kamuli bigaanye.   Nga waakayita mbale nga ssentebe wa disitulikiti ye Kamuli Salam Musumba ky’ajje asembe Kadaaga okwesimbawo awatali amu amuvuganya waliwo eyesowoddeyo okumusuuza omugaati.   Eyali omukozi w’ekitongole ekiwooza ky’omusolo […]

Teri kujingirira ndagamuntu

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Minisita w’ensonga zomunda w’eggwanga Gen Aronda Nyakairima akakasizza bannayuganda nga endaga Muntu zebaafunye bwezitasobola kujingirirwa. Gen Aronda agamba nti baakitegedeko nga bwewaliwo abantu abamu abaabadde batandise ojingirira ezaabwe ku Nasser road ne Nkrumah okusobola okufuna paasipooti wabula baabaguddemu mu bwangu. Aronda agamba kaadi zino baaziteekako […]

Mukula yegaanye eby’obutesimbawo

Ali Mivule

April 23rd, 2015

No comments

Omubaka wa municipaali ye Soroti Mike Mukula asambazze ebigambibwa nti y’avudde mu lwokaano lw’okuddamu okwesimbawo mu kalulu ka 2016. Mukula y’adda mu by’obufuzi mu 2011 oluvanyuma lw’okumegebwa munna FDC  Willy Ekemu mu 2006. Kigambibwa nti ku leediyo emu e Teso,Mukula y’ategezezza nga bwatagenda kuvuganya ku […]

Aba UPC bakkirizza ssente z’akakiiko

Ali Mivule

April 22nd, 2015

No comments

Akakiiko akalondesa kawadde ebibiina obuwumbi 10 nga ku zino NRM erina kufunako obuwumbi munaana aba DP kyebagamba nti kirimu obutenkanya ng’ensimbi zino era tezimala Yye nno omwogezi wa UPC David Lucima agamba nti beetaga ensimbi zino okwetegekera okulonda kwa wansi kubanga era ensimbi zino zoogerwaako […]

Okubba ettaka:Aba KCCA bayitiddwa

Ali Mivule

April 22nd, 2015

No comments

Akakiiko ka palamenti akanonyereza ku kibba ttaka mu kampala kayise bukubirire atwala eby’okutekeerateekera ekibuga Andrew Kitaka Akakiiko kano kabadde kakamala okuyimiriza okuzimba kwonna ku ttaka okwaali kutudde essomero lya Nabagereka kyokka era nekasaba ab’akakiiko k’ettaka okulaga empappula zonna ezikwata ku ttaka lino. Akakiiko kano akakulirwa […]