Amawulire

Bannamaggye ababadde bawamba Nkurunziza bakwatiddwa

Ali Mivule

May 15th, 2015

No comments

Ba general abasatu abaabadde emabega w’okugezaako okuvuunika gavumenti ye Burundi bakwatiddwa wabula omukulembeze waabwe  Gen Godefroid Niyombare akyekukumye. Gen Niyombare eyatandise eby’okuvuunika gavumenti ya pierre Nkurunziza ategezezza bannamawulire ba AFP nti batya banditibwa. Gen Niyombare ategezezza nga bwebewaddeyo eri abali mu buyinza nga era kitegerekese […]

Mivuyo mu Burundi,pulezidenti tamanyiddwaako mayitire,amaggye getemyeemu

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Abakulembeze b’amawanga ga East Africa basabye wabeewo okuyimiriza okulonda mu ggwanga lya Burundi Abakulembeze bano abasisinkanye mu Tanzania bagamba nti embeera eri mu Burundi tesobozesa kulonda kyokka nga bagamba okwongezaayo tekulina kusukka gavumenti eriko w’ebadde erina kukoma Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa abakulembeze bano, mwebayise okuvumirira ebiri […]

Yeetugidde mu kaduukulu

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Poliisi e Soroti etandise okunonyereza ku musibe asangiddwa mu kadukuulu ng’afudde Michael Egimu Sunday asangiddwa ng’alina olugoye mu bulago era nga kiteberezebwa nti yeetuze Ssentebe w’ekitundu ky’obuvanjuba mu municipaali eno Paul Omer agambye nti bagaala kunonyereza kuzuula oba ddala omugenzi yesse oba waliwo abamutuze. Wabula […]

KCCA ereese akatale buli ssande

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Kampala Capital city Authority erangiridde nga oluguudo lwa Luwum bwerugenda okufuulibwa olw’okutundirako ebintu buli lwa ssande. Akatale kano kakutandika nga ku ssaawa kkumi n’emu ey’okumakya kaggalwe kkumi n’emu eya kawungeezi Atwala eby’emirimu n’empereeza mu KCCA Harriet Mudondo agambye nti kino bakikoze kumalawo muze gwa butembeeyi […]

Ababaka ba palamentia bakyala bakendeezebwe

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Ekibiina ekitaba bannamateeka kyagaala eby’abakyala okuba n’abakiise ku buli disitulikiti biveewo kko n’abakiise n’amaggye. Bano babadde balabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku by’amateeka akakungaanya ebirowoozo ku nongosereza mu ssemateeka Akulira ekibiina kino Kalooli Ssemwogerere agambye nti kino kijja kuyamba okukendeeza ku ku bungi bw’ababaka […]

Dr Besigye, Lukwago bakwatiddwa

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Loodi meeya wa Kampala  Erias Lukwago akwatiddwa nga ye eyali ssenkagale w’ekibiina kya  FDC l Dr. Kizza Besigye bulekidawuni emusikidde mu mmotokaye gy’alemeddemu. Gyebuvuddeko poliisi erinye eggere mu lukungaana lw’abannabyabufuzi abavuganya gavumenti olubadde lugendereddwamu okukubaganya ebirowoozo ku nongosereza mu mateeka g’ebyokulonda. Mu kiseera kino Besigye […]

Abavuganya banjizza enjowooza zaabwe

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Oluvanyuma lwa gavumenti okwanja enongosereza zaayo mu ssemateeka eri palamenti , ab’oludda oluvuganya gavumenti nabo banjizza ezaabwe eri akakiiko ka palamenti ak’ebyamateeka.   Kino kiddiridde amyuka sipiika wa palamenti  okutegeeza nti buli awulira nti ebirowoozo bye tebyabadde mu nongosereza ezaayanjiddwa gavumenti  waddembe okuwa ebirowoozo eri […]

Abasomesa balangiridde okwediima

Ali Mivule

May 14th, 2015

No comments

Abasomesa balangiridde akediimo okwetoloola eggwanga lyonna okutandika olunaku olwaleero.. Bano nga bakulembeddwamu ssabawandiisi w’ekibiina ekibataba mu ggwanga  James Tweheyo bategezezza nga gavumenti ne minisitule y’ebyenjigiriza bwebalemereddwa okutuukiriza ebisuubizo byabwe.   Ku bino kuliko okubongeza omusaala mu mwaka gw’ebyensimbi  ogujja n’ebitundu 10% ssaako n’okulemera obuwumbi bwabwe […]

Gavumenti ya Burundi evuunikiddwa- Kujaganya

Ali Mivule

May 13th, 2015

No comments

Agava mu Burundi  galaga nga  bwekirangiridwa  nti  omukulembeze w’eggwanga lino Pierre Nkurunziza  ne gavumenti ye bavunikiddwa Omu ku bakulu mu maggye Godefroid Niyombareh ategeezezza bannamawulire nti akavuyo kaweddewo, era nga bakozeewo n’akakiiko akeetongodde kebatuumye National salvation committee okugira nga kafuga eggwanga lino. Kaakano emikutu gyamawulire […]

Aba NRM balabuddwa

Ali Mivule

May 13th, 2015

No comments

Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM alabudde bannakibiina abamegebwa mu kamyufu oluvanyuma nebesimbawo nga abatalina kibiina. Mukyala Justine Kasule Lumumba okulabula kuno yakuyisizza atongoza okuwandiisa bannakibiina wali e Masaka ku woteeri ya Garden Courts e Masaka. Lumumba agamba baakuteesa emikono ku ndagaano abantu bonna abegnda okwesimbawo mu […]