Ebyobusuubuzi

Katatumba anaasala ku z’obupangisa

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Abasuubuzi abakkakalabiza egyaabwe ku kizimbe kya Shumuk ekyaali kimanyiddwa nga Katatumba bazina gunteese Kiddiridde nanyini kizimbe kino Bonny Katatumba okulangirira nga bw’agenda okubasalira ku z’obupangisa Kkooti etawuuluza enkayaana z’obusuubuzi olunaku lwajjo yalagidde nti Katatumba addeyo mu kizimbe kye kubanga Shumuk Mukesh yali yakitwala mu bukyaamu. […]

Gavumenti tekoze kimala ku Bundibuggyo

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Abalwanirizi b’eddembe ly’omuntu bagamba nti gavumenti tekoze kimala kutangira ntalo za mawanga mu bitundu bye Rwenzori Entalo zino eziri wakati wa abakonzo n’aba bamba zaaleka abantu abasoba mu kyenda nga balusuddem akaba Mu kiwandiiko ekissiddwaako omukono gw’omunonyereza mu kibiina kya Human rights watch, Maria Burnet […]

Muyambe abakyala mu bulimi

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Gavumenti esabiddwa okukola ennyo okukyuusa ku mbeera z’abakyala Ab’ekibiina ekigatta abakyala abasuubuzi, bagamba nti abakyala bangi bakyasanga obuzibu bungi mu kwewola ensimbi okwetandikirawo emirimu ekibalemesezza okwekulakulanya Akulira olukiiko olufuga ekibiina kino Hope Jemimah Kasimbazi agambye nti gavumenti yandibadde esalawo nti ensimbi eziweza ebitundu 50 ku […]

Olusiisira lujjumbiddwa

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Olusisira lw’ebyobulamu olugenda mu maaso mu ssaza laya Ssabasajja lujubiddwa. Olusiisira luno luyindira ku mbuga lye ssaza wakati mu kwetegekera olunaku lwa Bulungi bwansi olugenda okukuzibwa nga 8 omwezi guno. Minisita w’ebyobulamu mu bwa Kabaka bwa Buganda Dr. Ben Mukwaya agambye nti endwadde omuli omusujja, […]

Burkina Faso- ab’omukago babiyingiddemu

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Abakulembeze okuva mu Ghana, Nigeria ne Senegal bakyaddeko mu ggwanga lya Burkina Faso okwongera okusindikiriza amaggye okukwasa abantu obuyinza Ab’omukago gw’amawanga ga Africa bagamba nti amaggye gamenye mateeka okuwamba obuyinza okuva ku bantu abasindikiriza Blaise Compaore eyalia maamidde obuyinza. Abantu beekyaawa nebagoba omukulembeze waabwe nga […]

Cranes yesozze enkambi

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Omutendesi wa team yegwanga eya Cranes Micho ayise abazanyi 26 mu kutendekebwa okutunda akawungeezi ka leero e Namboole nga Uganda yetegekera omupiira ogwomukwano ne Ethiopia ku Sunday eno nga 9th . Abapya kubayitidwa kuliko Jamal Salim nga ono mukwaasi wa goal okuva mu team ya […]

Okwetakula kwongera obusiiyi

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti buli Muntu lweyetakula yeeyongera okusiiyibwa Okunonyereza okukoleddwa mu mmese kulaga nti buli Muntu lweyetakula anafuya olususu olwo nelwongera okumusiiwa Abakugu mu ndwadde z’ensusu bagamba nti kino kigenda kubayamba okuzuula lwaki eddagal etuufu ery’okukozesa ku bantu abasiiyibwa emibiri

Abalina endwadde ezitawona bagala buyambi

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Omuwendo gw’abalwadde abalina endwadde ezitawona nga beetaaga obujjanjabi obwenjawulo bweyongedde Okusinziira ku kibiina ekibudabuuda abalina endwadde ezitawona ekya Hospice Africa Uganda , abalwadde abali mu 250 beebetaaga okuyamba Omukulu mu kibiina kino Dr. Eddie Mwebesa agamba nti ku bano, ebitundu kkumi bokka beebayambiddwa Mwebesa agamba […]

Eddagala lya Ebola

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Okugezesa eddagala eriyinza okujanjaba Ebola ku kutandise mu ggwanga lya Switzerland mu kibuga  Lausanne. Eddagala lino lyakoleddwa abakampuni enkozi ye ddagala eya Glaxosmithline nga era abantu 120 bewaddeyo mu kugezesa eddagala lino. Ebola yakatta abantu abasoba mu 5000 n’okusingira ddala mu bugwanjuba bwa Africa.

Kkampuni ya SAFI yakuggalwa

Ali Mivule

November 5th, 2014

No comments

Ekitongole ky’ebyomutindo gw’ebyamaguzi mu ggwanga kitiisizza okuggalira ddala ekkolero lya  House of Eden Beverage nga bano bebakola ekyokunywa kya Safi eryagalwa aba KCCA. Bano baggalwa lwabigambibwa nti bakozesa ebirungo ebyayitako mu kukola eby’okunywa okuli Safi n’amazzi ga Azur.   Kati akulira ekitongole kino  Ben Manyindo […]