Amawulire

Basatu bafiiridde mu bubenje e Nkozi ne Bwaise

Ali Mivule

November 4th, 2014

No comments

Omuntu omu y’afiridde mu kabenje akagudde ku nkulungo ye Bwaise. Abalala babiri babuuse n’ebisago Akabenje kano keetabiddwaamu motoka kika kya Saloon namba UAS 062 T  egezezzaako okuyisa kiroole ky’amataffaali. Ekimotoka kino kikoonye emmotoka ya Salon n’eva ku kkubo olwo n’ekuba akagulumu nga tennayingirira batambuze babiri […]

E Makerere bazzeemu okwekalakaasa

Ali Mivule

November 4th, 2014

No comments

Abayizi ku ttendekero ekkulu e Makerere  bazzemu okwekalakaasa. Kuluno ekibagye mu mbeera kwekumala ebbanga lya wiiki 2 nga tebasoma. Abayizi abakozeseddwa beebakola amasomo ga kompyuta agawerera ddala mukaaga Bagamba nti abasomesa basalawo obutasomesa okutuuka nga basasuddwa ekintu ekikosezzaamu bbo. Yye atwala poliisi ye Mkarere  Jackson […]

Abantu b’omutanda banajjanjabwa

Ali Mivule

November 4th, 2014

No comments

Ab’ebyobulamu abali eyo  mu 80 bebayunguddwa  okujanjaba abantu ba beene nga twetegekera olunaku lw’ebyobulamu olutegekeddwa nga 29 November. Kino kibukuddwa ssentebe w’akakiiko akateesiteesi ak’olunaku luno Dr Musisi olugenda okubeera mu ssaza lya ssabasajja erye Buddu mu lukungaana olukubiriziddwa omwogezi w’essaza lino Dick Lukyamuzi Ssenyondo. Dr […]

Kanyonyi akasimbye ku bbaala

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Omusajja abadde avuga enyonyi enyonta y’omwenge n’emukwata, agisimbye wabweeru wa baala olwo neyewaamu Omusajja ono enzaalwa ye Australia olumaze okugisimba, yesozze ebbaala n’anywamu Poliisi nno ayanguye okumussaako kawunyemu kyokka ng’ayiseewo . Ekyewunyisa omusajja ono agambye nti talina bbaluwa evuga nyonyi kyokka takoonangako

Ebigezo bigenze mu maaso- awamu bikereeye

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Omusajja ow’emyaka ataano awunikirizza bangi bw’asizza ensonyi  ku mabbali n’atuula ebigezo by’ekibiina ky’omusanvu Awali Tezikuba atudde ne muwala we Janat Mukisa ow’emyaka 13 Bano batuulidde ku ssomero kya Bufulubi Primary School Mayuge gyebabadde basomera Okwawukanako ne muwala we abadde asomero ku ssomero lino okuva mu […]

Abakinjaaji batabuse

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Abasuubuzi abakolera mu lufula y’eggwanga enkulu  balayidde okusula ku mirimu kutuuka ng’enkayaana ku ttaka lyaabwe ziweddewo Kino nno kiddiridde KCCA okulagirwa okweddiza lufula eno okutuuka ng’abasuubuzi ne Basajjabalaba bakkiriziganyizza Ssabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasuubuzi, Muhammad Nsubuga agamba nti bazze nga batiisibwatiisibwa abantua batategerekeka  ekireseewo okutya nti bano […]

Omukyala yebakidde omwana

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Poliisi eriko omukyala gw’etutte mu dwaliro lya batabufu b’emitwe okukeberebwa lwakwebakira mwana we ow’emyezi ebiri n’ekitundu n’amutta Esther Nansubuga nga mutuuze we Nsambya Gogonya yeyeebakidde omwana we Joseph Kasasira mu budde bw’ekiro n’afa ekiziyiro Ayogerera poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango atubuulide nti maama wa […]

Omuyiz asibiddwa emyaka munaana

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Omuyizi ku ttendekero lya Cavendish University asibiddwa emyaka munaana lwakukusa bantu Annette Umutoni yawamba abawala abato babiri n’abatwala mu maka ge olwo n’abakozesa nga bw’ayagala Abawala bano yabajja Kigali Rwanda ne Ntungamo Omuyizi ono okukola kino yatuuka mu maka g’abazadde b’abaana bano n’abasuubiza nti wakubafunira […]

Amaggye tegatwala NAADS- Jennifer Musisi

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

Gavumenti esabiddwa obutayingiza amaggye mu nzirukanya ya NAADS mu kibuga Akulira abakozi mu kibuga Jennifer Musisi agamba nti amaggye gyegabadde gakoze bulungi naye nga nabo enteekateeka eno tebagikutte bubi mu kibuga Mu ngeri yeemu Musisi asabye ensimbi ezissibwa mu byobulimu mu kampala owkongezebwa Musisi bino […]

Okusala amasavu kitangira sukaali

Ali Mivule

November 3rd, 2014

No comments

  Okusala amasavu kuyamba okukendeeza obulwadde bwa sukaali Abanonyereza balondodde abantu abasoba mu 5000 okukakasa oba ddala kino kituufu Bano bakizudde nti omuntu buli lw’agejja n’amasavu geeyongera era gyebigweera nga sukaali amukubye akalippo. Sukaali ono ava ku mugejjo takoma ku kino era ng’avaamu n’omuntu okufa […]