Amawulire

Abakozi ba Daily Monitor balongosezza eddwaliro lye Kisubi

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Mu nkola ey’okuddiza abantu, abakozi mu kkampuni ya Monitor olwaleero balongosezza edwaliro lye Kisubi Hospital Entebbe road. Abakozi bano balongosezza waadi empya omugenda okudda abalwadde abamu nga kw’otadde n’okugabira abazadde n’abaana amata ga Mega Milk n’omugaati gwa Superloaf Atwala eddwaliro lino Doctor Robert Asaba asiimye […]

Ekikulukuto kikyaaliwo

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Abantu abalina obulwadde bwa Fisitula bakumalibwa mu myaka 80 egijja ssinga tewabaawo kikyuuka Minisita omubeezi akola ku byobulamu Dr. Elioda Tumwesigye agamba nti abakyala emitwalo 20 beebalina obulwadde buno obwekikulukuto nga ku bano bakalongoosaako abakyala enkumi bbiri mu bitaano. Minisita agamba nti eggwanga lirina abasawo […]

Pistorious ajulidde

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Bannamateeka ba Oscar Pistorius bategeezezza nga bwebagenda okujulira ensalawo ya kkooti mu musango gw’omuntu waabwe Bawakanya eky’okumusingisa omusango n’ekibonerezo ekyamuweebwa Ssabbiiti ewedde, Pistoruius yaweebwa ekibonerezo kya myaka etaano mu kkomera lwakutta muganzi we mu butanwa era nga wakubeera mu kkomera okumala emyezi kkumi , ebbanga […]

Omuyiggo gw’eyasse kaputeni wa South Africa gutandise

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Omuyiggo gutandise ow’omuntu eyasse abadde kaputeni wa tiimu ya South Africa Senzo Meyiwa Bataddewo ekirabo kya doola emitwalo 22,800 eri omuntu yenna awa amawulire ku batemua basse emunyeenye ya South Africa Meyiwa yalumbiddwa abazigua bayingiridde enju ya mwagalwa we Abadde omutendesi wa Meyiwa agambye nti […]

Azuukukidde wa neyiba

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Omusajja eyanywedde n’agangayira kimuweddeko bw’azuukuse nga yeebase na Muntu gw’atamanyi Omusajja onno atuukidde mu maka gatali gage era poliisi n’eyitibwa mbagirawo Omusajja ono basoose kumwegayirira afulume n’agaana ng’alumiriza nti ali wa nyina era neyesogga obuliri neyebaka Omusajja ono abasirikale bamukutte nebamutwala mu kaduukulu era agenze […]

Eyalimba nti Kiggala abikooye

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Omuwala abadde yalimba muganzi we  nti kiggala abikooye n’amubuulira amazima Omuwala ono agamba nti nga yakalaba muganzi we yamugamba nti kiggala mu by’okusaaga ng’amulemesa kyokka kyamuggwaako omusajja ate bwekyamusanyusa n’ayongera okumwagala Omuwala ono agamba nti wabula abadde akooye okwebuzabuuza ng’alina okwefuula atawulira Agambye nti oluusi […]

Gavumenti yetondedde Turinawe olw’okumunyiga ebbeere

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

    Gavumenti yetondedde akulira abakyaala mu kibiina kya FDC  Ingrid Turinawe olwabaserikale ba poliisi abaamunyiga ebbeere. Poliisi yanyiga Turinawe ebbeere n’okwonona emmotokaye bwebaali bamukwata mu April wa 2012 wali e Nansana. Munnamateeka wa gavumenti  George Kalemeera ategezezza kkooti enkulu nga ekikolwa kino bwekyali ekibi […]

Katikiro ajjukiza ku biteeso ebitatekebwa mu nkola

Ali Mivule

October 27th, 2014

No comments

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye olukiiko lwa Buganda okutandika okwekenenya ebituukiddwako okuva omwaka oguwedde mu alipoota namutayiika gyeyalangirira eri obuganda. Gyebuvuddeko Ssabasajja azze akubiriza olukiiko obutayisa buyisa biteeso wabula byonna bitekebwe mu nkola. Mayiga era asabye poliisi okwongera amaanyi mu kunonyereza ku ttemu […]

Omwana muzibe asuna ennanga

Ali Mivule

October 25th, 2014

No comments

Omwana omuto muzibe kyokka nga takuba nnanga bitooke by’ebigwa afuuse ekyelolerwa Omwana ono wa Myaka esatu nga kyokka ayagala nnyo okuwuliriza enyimba Omwaka guno emabega, Branko ono eyazaaliwa nga muzibe yatandika okukuba ennanga era buli lukya ayongera okuyiga .

Misiri ekungubagidde abajaasi

Ali Mivule

October 25th, 2014

No comments

Gavumenti  ya Misiri erangiridde akaseera akakasigizigi mu ssaza lye Sinai oluvanyuma lw’abajaasi 31  okufiira mu bulumbaganyi bwamirundu 2 mu kitundu kino. Omukulembeze wa Misiri Abdul Fattah al-Sisi alangiridde enaku 3 ezokukungubagira abajaasi abafiridde mu bulumbaganyi buno. Government era egaddewo ekitundu kya Rafah ekiyingira mu luwananda […]