Amawulire

Omukyala awanuse ku kizimbe neyetta-Abadde yakava e Dubai

Ali Mivule

October 25th, 2014

No comments

Ekitongole ekitereka ensimbi z’abakozi ekya National social security fund kyenyamidde olw’omukyala ayettidde ku ofiisi zaakyo olwaleero Omukyala ono ategerekese nga Annet Ashabanga we sembabule abuse kuva ku mwaliro gwe 14th ku kizimbe kya Knight Frank  n’afiirawo Ekiwandiiko ekivudde mu NSSF kigamba nti Ashaba awaddeyo paasipoota […]

Abdul Mulaasi eyimbuddwa

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Omuyimbi wa Kadongokamu Abdul Mulaasi kyaddaaki ayimbuddwa Kiddiridde Mulaasi ono okusasula obukadde obuna bweyewola ku yali mukwano gwe John Kabanda Kabanda yatwala mulaasi mu kkomera era omusango negumusinga era bw’atyo n’alagirwa okusasula Ono olunaku lwajjo bamusindise e Luzira yebakeyo emyeezi mukaaga olw’okulemererwa okusasula. Amyuka omuwandiisi […]

Abakulembeze mu FDC bakyalwaana

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Enkayaana eziri mu kibiina kya FDC zikyagenda mu maaso ng’abakulembeze ab’okuntikko basongeddwaako okuzikumamu omuliro. Eyali omuwanika wa FDC Jack Sabiiti awakanyizza ebigambibwa nti yalekulira ekifo kye byona n’abissa mu bamulwana SSabiiti ewedde, amawulire agava mu FDC gaalaga nga Ssabbiiti bweyali alekulidde ne Mukama we Nandala […]

Akasattiro ku ddwaliro e Mubende

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Wabaddewo akassatiro ku ddwaliro ly’e Bukuya mu district ye Mubende,oluvanyuma lw’omu ku balwadde okufa n’obubonero obwefananyizaako obw’ekirwadde kya Marburg. Omusajja ono akadde kutwalibwa mu ddwaliro nga atawanyizibwa ekirwadde ky’akafuba wabula oluvanyuma n’afiira mu muti w’abadde yewogomye. Abatuuze bonna beesambye omulambo guno nga era teri agukutteko […]

Lukwago addukidde mu bagabirizi b’obuyambi

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Meeya e kibuga Kampala Erias Lukwago aliko omukuku gw’ebbaluwa gw’awandikidde  abagabi b’obuyambi ng’ayagala bakole okunonyereza ku nsimbi zebazze bawa ekitongole kya KCCA okuva mu mwaka gwa 2011. Mu bitongole Lukwago byawandikidde mwemuli World Bank, IMF, China Exim Bank ne European Union wamu n’ebirala. Lukwago agambye […]

Nabakooba bamulaze Kampala

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Poliisi ya kampala ekutte abantu basatu abagambibwa okugezako okupangulula emmotoka  y’eyali omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba Emotoka eno kika kya Premio namba UAQ 422 U mu bitundu bye Namungoona Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Patrick Onyango agamba nti bano beebamu ku gubinja gw’abazigu abatigomya […]

Abalwadde b’akafuba beeyongedde

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Ekibiina ky’ebyobulamu ekyensi yonna kigamba nti abantu emitwaalo 50 beebalina obulwadde bw’akafuba Mu mwaka oguwedde gwonna abantu obukadde mwenda beebafuna akafuba okwetoloola ensimbi yonna okwawukanako n’obukadde munaana kitundu abafuna obulwadde bwebumu mu mwaka 2012. Wabula yadde guno bweguli, omuwendo gw’abafa obulwadde buno ggwo gukendedde Abali […]

Omuti gulwaanya n’omusajja

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Omusajja abadde akuba amasasi ku muti nga yegezaamu ataddeko kakokola tondeka nyuma nagwo bwegutandise okumuddiza Omusajja ono ategerekese nga Dave abadde ayiga kukuba mmundu kyokka ng’olutandise okukuba omuti ogumu nagwo negutandika okusuula amatabi naye tabadde mubi n’adduka Omuti guno gumaze negugwiira ddala w’abadde ayimiridde.

Ono tasaaga, asabye poliisi enjaga

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

Abantu bamu bayitiriza okwemanyiiza ebintu ebimu  nga bwbeibulawo wakiri okwetta Kakati mu Georgia, omusajja gwebasibye okumala ebbanga amize ppini n’asaba omupoliisi okumuwa kunjaga Omusajja ono agambye nti ebirowoozo bibabdde bibula okumutta nga y’ensonga lwaki asabye omupoliisi enjaga Bamwongeddde ekibonerezo

KCCA emenye ab’e Wandegeya-Abasuubuzi balajanye

Ali Mivule

October 24th, 2014

No comments

E Wandegeya KCCA emenye obuyumba bw’abasuubuzi obubadde kumpi n’oluguudo n’obuli ku bifuji. Omwogezi wa KCCA Peter Kaujju agamba obuyumba buno buliwo mu bukyamu  nga era abasuubuzi bano balabuddwa enfunda eziwera okubugyawo wabula nga baling abafuuyira endiga omulele. Agamba bano baziba ekkubo mukoka w’alina okuyita nga […]