Amawulire

Katikkiro abakakkanyizza- amasiro gajja kuggwa

Ali Mivule

October 1st, 2014

No comments

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agumiza Obuganda ku mulimu gw’okuzimba amasiro ge Kasubi. Kino kidiridde abantu abenjawulo omuli  Nalinya w’amasiro Beatrice Namikka ne Katiro Ssalong George Mulumba okwemulungunya kungeri omuli guno gyegutambulamu. Okusinzira ku entekateka eyasooka enyumba ya Muzibu azzalampanga  yalina okumalirizibwa mu mwezi […]

Emotoka za gavumenti zakukwatibwa

Ali Mivule

October 1st, 2014

No comments

Emotoka za gavumenti ezinaddamu okusangibwa nga zitambula okusukka ssaawa kkumi n’emu zakukwatibwa Aba’obuyinza e Namayingo bamaze okuyisa ekiteeso kino okukoma ku ba gavumenti abakozesa emmotoka zino mu byaabwe Omubaka wa pulezidenti e Namayingo Mpimbaza Hashaka, agamba nti emotoka nyingi zirabibwa mu bifo ebikyaamu ate nga […]

Abasomesa batabuse

Ali Mivule

October 1st, 2014

No comments

Ekibiina ekigatta abasomesa kitegeezeza nga bwekitagenda kwetaba ku mukolo ogw’okuggulawo kibiina ky’obwegassi eky’abasomesa nga bano bagamba nti abategese emikolo gyino bagala kuwudiisa omukulembeze w’eggwanga. Kinajukirwa nti  minisituke y’ebyenjigiriza etegese okukyaaza omukulembeze w’eggwanga okuggulawo ekibiina ekigenda okufuna ezimu ku nsimbi obuwumbi obutaano pulezidenti zeyasuubiza abasomesa Akulira […]

Emirambo gituuse- bannyini gyo batabuse

Ali Mivule

October 1st, 2014

No comments

Wabaluseewo akavuyo ku ddwaliro ekkulu e Mulago oluvanyuma lw’emirambo gy’abafiira mu ggwanga lya South Sudan okukomezebwaawo. Kino kiddiridde abe Mulago okwagaala okusooka okwekebejja emirambo , abafiirwa kyebagaanye nga bagamba nti gano malya nsimbi. Bano bagamba nti abantu bano batwalibwa mu ddwaliro e Juba kale nga […]

Obubizzi bwakyenvu bukomyewo mu kibuga

Ali Mivule

October 1st, 2014

No comments

  Abantu 2 bakwatiddwa oluvanyuma lw’okusuula obubizzi 4 mu makkati g’oluguudo lwa Bombo Road. Ababiri bano kuliko omusajja n’omukazi nga bateberezebwa okusuula obubizzi buno obusiigiddwa langi ya Kyenvu kumpi ne kanisa ya Watoto. Akamu ku bubizzi buno kabadde kambaziddwa enkofiira wamu n’ebigambo  ebivumirira entujjo ya […]