Amawulire

Abajaasi babiri balumiziddwa

Ali Mivule

October 8th, 2014

No comments

Abajaasi ba  UPDF 2 beebalumiziddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa mu Somalia nga amaggye gano gawamba ekibuga kya Barawe okuva eri abakambwe ba Al shabab olunaku olw’eggulo. Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire olunaku olwaleero, omwogezi w’amaggye mu ggwanga  Lt Col Paddy Ankunda ategegezezza nga bano bwebagenda okuddizibwa okwaboobwe […]

11 tebalina Marburg

Ali Mivule

October 8th, 2014

No comments

Abantu 11 kw’abo abakwaase ku Muntu eyafudde ekirwadde kya Marburg kikakasiddwa nti tebalina kirwadde kino Bino byebivudde mu kukebera omusaayi gw’abantu bano ku ddwaliro erikola ku buwuka obw’akabi ennyo Entebbe. Atwala ebyobujjanjabi ebyawamu Dr.Jane Acheng agamba nti yadde abantu bano babadde n’obubonero obwefananyirizaako obw’abalina Marburg, […]

Ekiwuka mu kutu

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Abantu bangi bagayaalirira amatu gaabwe. Kati mu ggwanga lya Buyindi, omusajja amaze ebbanga ng’akutu kumuwuuma kimuweddeko , bw’agenze mu ddwaliro nebamusangamu ekiwuka ekyakuula Ekiwuka kino ekyefananyirizaako ekiyenje kyasooka yo mutwe era nga bakozesezza byuuma okukisikayo. Ekiwuka kino kigambibwa okuba nga kirabika kibadde kitandise okumanyiira nga […]

Senyiga mulwanyisa na mazzi

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Obadde okimanyi nti omuntu amala ennaku bbiri ng’anfunye ssenyiga kyokka nga talaga Senyiga omu ku mutendera guno oluusi abula ate n’adda omuntu n’ataggwaako lunyira Omusawo mu ddwaliro e Mulago Dr Charles Kasozi agamba nti senyiga w’ekika kino akwata abantu abalina ebizibu mu nyindo zaabwe naddala […]

Eddwaliro lye Kabale lyakutereezebwa

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Minisitule y’ebyobulamu ewaddeyo ettaka okugenda okuzimbibwa leeba ku ddwaliro lye Kabale Akola ku by’obulwaliro mu minisitule y’ebyobulamu Dr Jacinto Amandua agamba nti omulimu gwakumala emyezi 14 Dr Amandua agambye nti gavumenti ya Japan yeeyabaddukiridde n’obuwumbi 370 okukola ku malwaliro agawera okuli n’erye Hoima ne Fortportal. […]

Hepatitis B atabukidde abe Lango

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Minisitule y’ebyobulamu ekakasizza ng’obulwadde bwa Hepatitis B bwebuzzeemu ate okutawaanya abe Lango Abayizi bana okuva ku ssomero lya Aduku Secondary School mu disitulikiti ye Apac beebamaze okukakasibwa okuba n’ekirwadde kino era nga bassiddwa mu nkambi yaabwe ku Aduku health center IV. Ku ntandikwa y’omwaka guno […]

Kokoolo w’amabeere ekimusibyeewo butamanya

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Obutamanya busongeddwaako ng’ensibuko y’obulwadde bwa kokoolo w’amabeere obweyongera buli lunaku Abali mu byobulamu bagamba nti abakyala bangi tebamanyi bikwata ku kokoolo wa mabeere ng’abasinga batuuka n’okugenda mu basawo b’ekinnansi mu kifo ky’okugenda mu malwaliro. Akulira ekibiina ekiyamba abakyala abalina kokoolo, Rebecca Mayengo agamba nti abakyala […]

Abagambibwa okuba abatujju baddiziddwaayo e Luzira

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Abavunaanibwa ogw’obutujju 10 basindikiddwa ku alimanda e Luzira. Bano balabiseeko maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road  Simon Kintu abasindise mu mere okutuusa nga 23 October. Kino kiddiridde oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Edward Muhumuza okutegeeza kkooti nga okunonyereza ku musango gw’abano bwekukyagenda maaso ku kitebe […]

Abajaasi ba Uganda 2 balumiziddwa

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Abajaasi ba  UPDF 2 beebalumiziddwa mu kikwekweto ekyakoleddwa mu Somalia nga amaggye gano gawamba ekibuga kya Barawe okuva eri abakambwe ba Al shabab olunaku olw’eggulo. Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire olunaku olwaleero, omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Lt Col Paddy Ankunda ategegezezza nga bano bwebagenda okuddizibwa […]

Abayizi bateekedde enyumba omuliro

Ali Mivule

October 7th, 2014

No comments

Abayizi b’essomero lya  Maliba Secondary School e Kasese batekedde ennyumba z’abatuuze 2 omuliro nga babalumiriza obulogo. Ssentebe wa disitulikiti eno  Robson Magoma agamba abayizi bano baasibidde nanyini nyumba emu mu nyumba n’oluvanyuma nebajiteekera omuliro wabula baliraanwa nebakuba enduulu eyatemezza ku poliisi etaasizza omukyaala ono. Awonye […]