Ebyobusuubuzi

Emisolo emipya tegyewalika-Abawooza

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority bagamba nti baali tebasobola kwebeera kuleeta misolo mipya kubanga eggwanika lyetaaga ensimbi Mu mwaka gw’ebyensimbi guno, gavumenti yaleeta emisolo emipya ku byobulimi, ku kujjayo ssente n’okwongeza emirala ng’egya Mobile mane Amyuka akola ku misolo egyamaanyi John Muyanga agamba nti […]

Eddwaliro lye mulago lyagaala byuma ebikuza abaana

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Eddwaliro lye Mulago lyetaaga ebyuuma ebikuza abaana okukola ku muwendo gw’abaana abeeyongedde abazaalibwa nga tebannaba kwetuuka Okusinziira ku baddukanya eddwaliro balina ebyuuma bino 24 naye ng’ebikola biri 13 byokka Omusawo omukugu mu nsonga z’abaana Dr Jamiru Mugalu agamba nti oluusi batuuka n’okubeera n’abaana 135 ku […]

Ebola ayingiddemu ttiyagaasi

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Olutalo ku bulwadde bwa Ebola mu ggwanga lya Liberia luyingiddemu ttiyagaasi nga poliisi ewaliriziddwa okusattulula abantu ababadde beekalakaasa nga bawakanya eby’okussaawo envumbo ku bantu okumala gatambula. Bino bibadde mu nzigotta mu bugwanuba bw’ekibuga Monrovia, ekikulu ekya Liberia Abantu bana beebalumiziddwa mu kavuvungano kano Liberia yeeyakasinga […]

Awadde muwala we ensiringanyi okukogga

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Omukyala mu kibuga Florida akkirizza nga bweyawa muwala we ensiringanyi ngayagala asale amasavu Omukyala ono Osorio agambye nti omuwala ono yajja okumwebuzaako ku ngeri y’okukogga nga yenna olubuto lumuzimbye Ensiringanyi zino wabula zatuuka nezifuuka ensonga ng’omuwala azimba buzimbi lubuto kukirako ndizaaala Omuwala ono bamuwadde eddagala […]

Amaggye tegalina nsimbi z’abajaasi abapya

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Minisitule y;ebyokwerinda etegezezza nga bweyetaaga obuwumbi 14 okusasula emisaala gya bajaasi 3000 abakawandiikibwa gyebuvuddeko. Akuliora abakozi mu minisitule eno  Gen. Wilson Mbadi  ategezezza ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko k’ebyokwerinda nga bwebaawayo dda okusaba kwabwe  eri minisitule y’ebyensimbi  wabula tebafunanga kuddibwamu ku nsimbi ezo. Mungeri […]

Abe Bungereza Besunga ttofaali

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Embeera eri wano mu London ya ssanyu jjereere bazzukulu ba Nambi okuva wonna mu Bungereza batandise okutuuka okwaniriza Kamalabyona omutendeke  Charles Peter Mayiga agenda okutuuka wano olunaku ;lw’olw’okutaano mulugendo lwe nga atandika okutongoza okutikkula e Ttofaali mu Bungereza ,America n’mawanga gali mu Bulaya. Katikkiro waakwetaba […]

Aba Banyoro ensonga bazitutte mu palamenti

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Waliwo ekibinja ky’abavubuka abasoba mu 40 okuva e Bunyoro abalumbye palamenti nebakwanga  sipiika nebakwanga sipiika ekiwandiiko nga bemulugunya ku makampuni agasima amafuta okuleka ebbali abaana enzaliranwa nebawa abalala emirimu. Nga bakulembeddwamu Johnson  Mutumba bagamba amakampuni gano era gamala gamansa obukyafu okuva mu byebasima kale nga […]

Abavubuka ba ssanduuko bayimbuddwa

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

Abavubuka abeekalakaasa ne ssanduuko y’abafu mu kibuga beeyimiriddwa. Balagiddwa okusasula emitwalo 40 buli omu ate ababeeyimiridde bakuwaayo obukadde 3 zezitali za buliwo Ku bano kuliko  Ferdinand Luutu, Amos Ojok, Oloya Akena, Ambrose Juma, Nasimbwa Nalongo, Joram Mwesigye, Robert Mayanja, ne  Norman Tumuhimbise. Balagiddwa okusasula emitwaalo […]

Ebya Lukwago bikyaali bibi

Ali Mivule

August 21st, 2014

No comments

  Olugendo lwa loodi meeya Eras Lukwago okudda mu ofiisi okudda mu ofiisi lukyali luwanvu. Kkooti ey’okuntikko mu ggwanga egobye okusaba kwe nti adde mu ofiisi n’emusindika mu kkooti ejulirwaamu Lukwago yemulugunya nga awakanya ekyasalibwawo omulamuzi Steven Kavuma okumugoba mu ofiisi nga ate kkooti enkulu […]

Bannakyeewa bakaaye ku mukenenya

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Abali mu lutalo ku mukenenya bakyawanda muliro ku kya pulezidenti Museveni okussa omukono ku tteeka erinayamba okuziyiza mukenenya. Abantu bano bagamba nti etteeka lino ligenda kuzza eggwanga amabega mu lutalo ku mukenenya Akulira ekigatta abalina obulwadde bwa mukenenya mu East Africa Lilian Mworeka yewunyizza engeri […]