Amawulire

Ebola ayongedde okutabuka

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Ab’eby’okwerinda mu ggwanga lya Liberia bataddewo envumbo mu bifo by’enzigotta mu kibuga ekikulu Monrovia Kino kikoleddwa okukendeeza ku kubuna kw’obulwadde bwa Ebola obucacunya eggwanga lino. Okuva omwaka bwegwatandika, abanti abali mu 1200 beebakafa ekirwadde kya Ebola mu mawanga ana mu bugwanjuba bwa Africa. Mu Nigeria, […]

Cranes yesozze enkambi

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Omutendesi wegwanga Micho olunaku lwa’leero ayise abazanyi 25 okutandika okwetegekera emipiira okuli ogwa Ghana ne Guinea mumpaka ezokusunsulamu abanetaba mukikopo kya Africa omwaka ogujja mugwanga lya Morocco. Abamu kubayitidwa kuliko Goalkeeper Dennis Onyango,Ochan Benjamin,ate abalala nekubaako Andy Mwesigwa, Savio Kabugo, Umony Brian, Massa Geoffrey wamu […]

Emmese emututte etyagi

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Ebiseera ebisinga emmese olulaba omuntu nga edduka. Naye mu kibuga Newyork waliwo nsomba byuuma etutte omukubi w’ebifananayi emisinde bwabadde agikuba ebifaananayi. Josiah Ryan, akolera olupapula lwa  TheBlaze, y’ataddeko kakokola tondeka nyuma nga bwabadde akuba emmese eno ebifaananayi. Ono asizza ekikoowe n’ategeeza nga emmese bwebadde emuliddewo.

amazzi gabizadde

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Mu ggwanga lya America wazzeewo omuzannyo ng’abagwetabamu beeyiira amazzi aganyogoga ng’omuzira Ekigendererwa ky’omuzannyo guno kyakujjukiza bantu ku bantu abeesiba emisuwa era nga abamu ku bagagga nkugwe okuli ne Bill Gates amaze okugwetabamu Wabula omu ku beetabye mu muzannyo guno kati afuuse mboozi , oluvanyuma lw’okusittuka […]

Omukyala asse bba

Ali Mivule

August 20th, 2014

No comments

Poliisi ye Kibuye eriko omukazi kalittima gw’ekutte lwakokyera bba  mu nyumba. Bino bibadde ggangu ku lw’ebusaabala . omukazi ono atanategerekeka manya aludde nga alabula bba okumwokera mu nyumba ne mujjawe okutuusa lwakituukirizza . Kalittima ono  ageze bba agenze wamuggyawe enyumba n’agikolereza. Omu ku beerabiddeko n’agage […]

Omukadde awezezza emyaka 101 ku mulimu

Ali Mivule

August 19th, 2014

No comments

Omusajja enzaalwa ya America amazaalibwa ge ag’emyaka 73 gamusanze ku mulimu. Omulimu gw’akola gwa mataala era nga kati agukoledde emyaka 73 Omusajja ono yagamba nga abantu nti alinda kuweza myaka 100 alekulire kyokka nga bweyagiweza n’akyuusa ekirowoozo. Omusajja ono yatandika okukola emirimu gye mu mwaka […]

Emipiira gy’ebika gyesibye

Ali Mivule

August 19th, 2014

No comments

Akakiiko akategesi kemipiira gyebika bya Baganda kategezezza nga bwekagenda okutuula kasalewo kukyemipiira ebiri egitazanyidwa olunaku lweggulo wakati we’Mpologoma ne Omutima Omuyanja kwosa ogwo’Lugave ne Ngaali. Team ya Ngaali ne Mpologoma tezalabiseeko wabula zawandiikidde akakiiko oluvanyuma lwokufuna Fixtures ekikeerezi era omuwandiise Mwami Kabunga ategezezza nga bwebagenda […]

Ababaka balambudde ekibuga- USAFI bakaaba, Eggaali nfu

Ali Mivule

August 19th, 2014

No comments

Abasuubuzi mu katale ka USAFI babigudde buto ku luno nga bagaala palamenti ekkirize beegule nga basasula obuwumbi 35. Abasuubuzi amaloboozi gaabwe bagayisizzaamu bwebabadde bakyaliddwa ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga. Nga bakulembeddwaamu ssentebe waabwe Col Fred Mwesigye, ababaka basuubizza okwetegereza […]

Abe Nakasongola bakubye ku Matu- Poliisi ezuukuse

Ali Mivule

August 19th, 2014

No comments

Abasumattuse akabenje ke Nakasongola olunaku lwajjo bajja bakuba ku matu Abalwadde bano abawerera ddala 16 bajjiddwa mu ddwaliro e Nakasongola nebaddizibwa e Mulago olw’embeera embi gyebabaddemu Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago Enock Kusasira agambye nti abantu mukaaga beebasibuddwa nga munaana bbo bakyabajjanjaba Kusaasira agamba nti babiri […]

omusajja eyatta mukyala we akwatiddwa

Ali Mivule

August 19th, 2014

No comments

Omusajja agambibwa okutta mukyala  we mu kampala omwaka oguwedde bamukwatidde Kenya Moses Muhangi yadduka oluvanyuma lw’okutta Josephine Nambogo. Muhangi omukyala gweyatta ye maama w’abaana be babiri era nga yamulumba mu maka ga bakadde be e Namasuba gyeyali yanobera Akulira poliisi y’ensi yonna mu Uganda, Assan […]