Ebyobulamu

Omusujja gw’ensiri gukyatta abantu

Ali Mivule

September 23rd, 2013

No comments

Omusujja gw’ensiri zeezimu ku ndwadde ezakasinga okutta bannayuganda Alipoota ekoleddwa minisitule y’ebyobulamu ey’omwaka eraga nti abantu abasoba mu 5000 beebafa omusujja gw’ensiri mu mwaka gumu ate nga kitundu ku bannayuganda baakwatibwa ko omusujja gw’ensiri mu bbanga lino. Omusujja guno guddirirwa obulwadde bwa Pneumonia, Anemia ,endwadde […]

Abasoba mu 60 bafu, Munnayuganda yoomu ku bakoseddwa

Ali Mivule

September 23rd, 2013

No comments

Gavumenti egamba nti waliwo munnayuganda akoseddwa mu bulumbaganyi obwakoleddwa e Kenya ku kizimbe kya WestGate shopping mall Ekiwandiiko okuva eri minisita akola ku by’amawulire, Rose Namayanja akakasizza kino yadde nga tayogedde bisingawo ku mannya g’omuntu ono, yadde ebimukwatako Tekitegerekese era ngeri ki omuntu ono gy’akoseddwaamu […]

Embalirira eyisiddwa, omusolo ku mafuta gugyiddwaawo

Ali Mivule

September 20th, 2013

No comments

Ab’oludda oluvuganya gavumenti baanirizza ekya gavumenti okujjawo omusolo ku mafuta g’ettaala. Akakiiko ka palamenti akakola ku by’ensimbi olunaku lw’eggulo kayanjudde alipoota  nga kalaga ng’omusolo ogw’enusu 200 ku mafuta gano bwegwagiddwaawo sso nga ogw’ebitundu 18% ku mazzi ga taapu gwo gwasigaddewo. Minister w’ebyenfuna mu gavument ewabula […]

Abasomesa bongedde okutabuka, Tetujja kusomesa

Ali Mivule

September 20th, 2013

No comments

  Abasomesa bongedde okutabuka ku by’emisaala gyaabwe. Kati bayise minista akola ku byenjigiriza Jessica Alupo okubaawo mu Lukiiko olw’awamu lwebategese ku bbalaza okuteesa ku nsonga zaabwe Olunaku luno gavumenti lweyataddewo eri abasomesa okubeera nga bazze ku mirimu oba ssi kkyo boolekedde kugobwa. Ssabawandiisi waabwe, James […]

Kanyama agonze

Ali Mivule

September 20th, 2013

No comments

Omusajja abadde awakanira obwa serulungi omukwano gumutisse n’akka ku maviivi n’asaba mukyala we akkirize okumufumbirwa Omusajja ono abadde ayambadde akapale ka kamiimo nga kalinag akawugirwaamu Omusajja ono abuse wakati mu ssnayu oluvanyuma lwa muganzi we okumukkirize. Omusajja ono agambye nti kino kimwongedde amaanyi okusigala mu […]

Etteeka ku siriimu litankanibwa

Ali Mivule

September 20th, 2013

No comments

Okukubaganya ebiroowozo ku bbago ly’etteeka erikwata ku mukenenya kuzzeemu. Kino kiddiridde alipoota okuva eri  minisitule y’ebyobulamu okulaga ng’obulwadde bw amukenenya bwebweyongedde ate nga ku luno buli mu bayizi ba University abali mu bisulo. Minista akola ku mpisa n’obuntu bulamu, Simon Lokodo agamba nti eetteeka lino […]

Cranes efunye ekibinja

Ali Mivule

September 18th, 2013

No comments

Cranes eyabazanyi abasambira ewaka eteredwa mukibinja B mukalulu akakwatidwa mukibuga Cairo akawungeezi ka leero. Mukibinja kino mulimu Zimbabwe,Morocco ne Burkina Faso. Empaka ezakamalirizo zakubeera mu South Africa omwezi gwa January omwaka ogujja. Bo abategesi South Africa bali mukibinja A omuli Mali ,Nigeria ne Mozambique. Guno […]

Enkambi ziggaddwa

Ali Mivule

September 18th, 2013

No comments

Ministry ekola ku byobulamu mu ggwanga eggaddewo ebifo byeyassaawo okujjanjaba abantui abalumbiddwa ekirwadde ekyefananyirizaako ekye Ebola ekya Congo Crimean fever Kino bakikoze oluvanyuma lw’obutafunayo bantu bapya balina kirwadde kino Obulwadde buno bwabalukawo mu district ye Agago nebutta abantu babiri Omukungu mu minisitule y’ebyobulamu Jane Aceng […]

Owino bababanja

Ali Mivule

September 18th, 2013

No comments

Abasuubuzi mu katale ka Owino bandifiirwa ettaka lyaabwe ely’omu Kisenyi mu kaseera k’okukulakulanya akatale Wansdi w’ekibiina kya Slowa, abasuubuzi bano beewola obuwumbi 3 mu obukadde 800kyokka nga tebasasulanga Omwogezi waabwe, Wilberforce Mubiru agamba nti banka yabawadde okutuuka nga 28 omwezi ogujja okusasula ensimbi zino ezizze […]

Emotoka ziboyeddwa

Ali Mivule

September 18th, 2013

No comments

Emmotoka eziriko namba puleeti z’ebweru 27 zeeziboyeddwa Ab’ekitongole ekiwooza beebayodde emmotoka zino nga bagamba nti emmotoka yonna atali ya Yuganda terina kusukka nnaku 90 nga tennafuna namba za kuno Ku mmotoka ezikwatiddwa, 15 zibadde mu ggwanga mu bumenyi bw’amateeka ate nga 12 zibadde ne namba […]