Ebyemizannyo

Cranes efunye ekibinja

Ali Mivule

September 18th, 2013

No comments

micho cranes

Cranes eyabazanyi abasambira ewaka eteredwa mukibinja B mukalulu akakwatidwa mukibuga Cairo akawungeezi ka leero.

Mukibinja kino mulimu Zimbabwe,Morocco ne Burkina Faso.

Empaka ezakamalirizo zakubeera mu South Africa omwezi gwa January omwaka ogujja.

Bo abategesi South Africa bali mukibinja A omuli Mali ,Nigeria ne Mozambique.

Guno gwemulundi gwa Uganda ogwokubiri nga yetaba mumpaka zino nga nogwasembayo eSudan mu 2011 Uganda teyava mukibinja oluvanyuma olwokulemererwa okuwangulayo omupiira.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *