Olwali

Ono yabaza ekirevu

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Ono yabaza ekirevu Ku myaka 29 Isaiah Webb toba mukyaamu kubanga nti y’asinag ekirevu ekiwanvu

Ebya Sejusa bikyaali

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Alipoota ekwata ku neeyisa ya Gen David Sejusa yakufuluma mu ssaabiiti bbiri. Sipiika Rebecca Kadaga alagidde akakiiko akakola ku mateeka agatwala palamenti okunonyereza ku nneyisa ya Gen Sejusa kamukwase elipoota. Kino kiddiridde sipiika yoomu okugaana okwongezaayo oluwummula lwe ng’agamba nti teyamutegeeza. Kadaga olwaleero ategeezezza palamenti […]

Enyindo emeze mu kyenyi

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Omusajja eyagongobala enyindo ng’agudde ku kabenje agenda kussibwaako endala. Xiaolian, 22, akabenje yakafuna mu mwaka gwa 2012 Abasawo bagezaako okulongoosa enyindo naye nebalemererwa era bwebatyo basalawo okumusalako obunyama bwebagattagatta nebabumuteeka mu kyenyi olwo nebakubamu eddagala era ng’okuva olwo bubadde bumera Omusajja ono obuyamba buno bumuviiriddemu […]

Dokita bamuyise bukubirire

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Kooti ento eya Buganda road eyise omusawo wabakyala Dr Edward Tamale Ssali alabikeko gy’eri Dr Ssali avunaanibwa kulagajjalira mulwadde ekyamuviirako okufa Ono abadde alina okulabikako mu kooti olunaku lwaleero lyokka nga talabiseeko Dr Ssali nga y’akulira eddwaliro ly’abakyala e Bukoto avunaanibwa n’abasawo Christopher Kirunda kko […]

Ekikwekweto kiyodde amasimu

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Amaduuka amaduuka agatunda amasimu agasoba mu 40   ku luguudo lwa Luwum Street gereeddwa nga tegasigazza yadde essimu emu. gano gagaddwa mu kikwekweto ekikoleddwa ekitongole ekiwooza omusolo nga kiyambibwaako poliisi Batandikidde ku bizimbe bya on Zainabu ne  Mutaasa Kafeero olwo nebabuna ebizimbe ebirala okuli Garilaaya, […]

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Kkappa zeezimu ku nsolo abantu zebanyumira okulunda naye ekizibatamya kwekusaasanya mu nyumba obubi bwazo buwunya okufa. Mu bungereza omusajja alabye bino tabisobola n’atendeka ka kkapa ke okusitama ku tooyi y’abantu era kati mwekamalira ekyetaago kyako. Luke Evans, 29,  agamba yali akooye okuyolanga obubi bwa kappa […]

Ettaka libisse abaana 3

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

E Kasese ku kyaalo Kabukero  miranga oluvanyuma lw’ettaka okubumbulukuka neriziika abaana 3. Sentebe we ggombolola mu kitundu kino, Stephen Muthekengwa agamba emirambo gy’abaana bano gimaze okuzikulwa. Enkuba eyafudembye yebumbuludde ettaka eryabisse enyumba abaana bano mwebabadde era nebafiramu. Guno mulundi gwakusatu nga abaana bafiira mu kubumbulukuka […]

Ab’engulu bakyabonabona

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Yadde nga amasasi n’okubwatuka kwa bbomu byasirikiriramu mu bukiikakkono bw’eggwanga,abaayo bakyabonaboona. Okusinzira ku alipoota y’ekibiina kya ekikola okunonyereza ekyensi yonna ekya  International Alert ,enkaayana z’ettaka zeyongera buli lukya nga kw’ogasse n’obutabanguko mu maka. Bw’abadde afulumya alipoota eno, ekubye toochi mu mirembe n’obutabanguko mu kitundu kino, […]

Ow’ekisa yejjusa

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Omusajja enzaalwa ya Somalia wakusigala nga yevuma ekisa. Ono yagulidde abatuuze omwenge nebaddugaza emeeza wabula olwamaze nebamwefuulira nebamuwaayo eri poliisi nga bemulugunya ku wa gyeyabadde ajje sente enyingi bwezityo. Abatuuze bbo balowoozezza nti yandiba ng’alya ku za batujju era bwebatyo nebamuwaayo. Omwogezi wa poliisi mu […]

Abasomesa bayimirizza mu keediimo

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Abasomesa bayimirizza akeediimo kaabwe Kiddiridde enkiiko ezitali zimu zeebatuddemu ne gavumenti Ssabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasomesa ekya UNATU, James Tweheyo agamba nti bayimirizzaamu okuwa gavumenti obudde okukola ku nsonga zaabwe Tweheyo agamba nti gavumenti bagiwadde ennaku 28 nga zino ziggwaako nga 2 omwezi gw’ekkumi n’ogumu. Abasomesa […]