Amawulire

Ettaka libisse abaana 3

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

Kasese mudslies

E Kasese ku kyaalo Kabukero  miranga oluvanyuma lw’ettaka okubumbulukuka neriziika abaana 3.

Sentebe we ggombolola mu kitundu kino, Stephen Muthekengwa agamba emirambo gy’abaana bano gimaze okuzikulwa.

Enkuba eyafudembye yebumbuludde ettaka eryabisse enyumba abaana bano mwebabadde era nebafiramu.

Guno mulundi gwakusatu nga abaana bafiira mu kubumbulukuka kw’ettaka mu gombolola ye Mahango .

Omwaka oguwedde abantu 4 beebafa  ettaka bweryabumbulukuk nga ate mu 2011, abantu 5 baafa mu mbeera yeemu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *