Amawulire

Okwekebejja emirambo kutandise

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Gavumenti ya Kenya etandise okwekebejja emirambo gy’abatujju abattiddwa okuzuula ebibakwatako Minista wa Kenya akola ku nsonag z’ebweru w’eggwanga, Olelenku agamba nti bagaala kukakasa n’okulaba oba ddala kuliko omukyala. Ono agambye nti basooka kulaba ng’okutali mukyala kyokka nga yandiba nga kwaali Mu ngeri yeemu President museveni […]

Ensonga eziyinza okukyaaya mu bungereza

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Abantu bakyaawa abagaalwa baabwe olw’ensonga ezitali zimu . Gwe gy’okyayira bba wo oba mukyala wo olw’ebwenzi, e Bungereza kizuuliddwa nti omuntu okusanga munne nga tazizzaako kisanikira kya kabuyonjo kimala okumukyaawa Yye gwe obadde okimanyi nti mu Bungereza, obutayoleza muganzi wo kagoye k’akolerako dduyiro kiyinz aokukukyayisa. […]

Liigi y’okubaka eyongezeddwaayo

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

  Liigi  y’eggwanga ey’omuzanyo gw’okubakal nate eyongezeddwaayo okutuuka omwezi ogujja. Oluzanya olw’okubiri olwa League eno lubadde lwakuddamu akawungeezi ka leero mu kisaawe e Namboole wabula club zigaanye okuzanyira e Namboole nga zitegeeza nga bwezitalina busobozi bwa nsimbi kupakira bazannyi kubatwaala Namboole. Kati ko akakiiko akateesi […]

KCCA etunze emmaali y’abatembeeyi

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Kampala capital city authority ekakasiza nga bw’etunze ebintu byonna by’ezze ewamba ku basuubula mu bumenyi bw’amateeka Kino kiddiridde okwemulugunya okuva eria bantua batali bamu nga bagamba nti ebintu byaabwe ebiwambibwa tebibaddizibwa Omwogezi wa KCCA, Peter Kawuju agamba nti kooti y’ebalagira okutunda ebintu bino ssinga ebbanga […]

Minista Kibuule yekubye endobo

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Minista akola ku nsonga z’abavubuka, Ronald Kibuule yekubye endobo. Ono kati ate yegaanye ebigambo byeyayogedde nti abakyala abambala enkunamyo bebaviirako okubakaka omukwano. Ono agambye nti alina abaana abawala, nyina kko n’emikwnao gy’abakyala nga tasobola kuwagira buliisa maanyi Ono agambye nti abakoze amawulire agamusibako ebigambo bino […]

Ezzike kkanga baana

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Mu ggwanga lya Amerika mu kibuga Dallas azzike eribadde liyigganya amazike amalala naddala amakyala lyakusengulwa litwalibwe mu kifo awakumibwa amakize amalala lyongera okubudabudibwa. Ezzike lino eriyitibwa Patrick libadde lyakamala mu kuumiro ly’ebisolo emyaaka 18 wabula nga teryagala kumanya naddala eri amazike amasajja. Ezike lino lirangibwa […]

Musale ku z’abakungu

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Abakulembeze b’amadiini bagala gavumenti esale ku nsimbi z’esasanya  ku bakungu baayo ab’enjawulo ezongeze abasomesa. Banaddiini bano bagamba ensimbi nyingi zisasanyizibwa ku baminister, abawi bamagezi, ababaka ba palamenti nabalala eziyinza okukendeezebwako abasomesa nabo nebongezebwa nebafuna ku sanyu. Sentebe w’akakiiko akagatta amadiini ag’enjawulo , Jonah Lwanga agamba […]

Abakyala batabukidde minisita

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Ebibiina ebirwanirira eddembe ly’bakyala biwanda muiro ku byayogeddwa minister omubeezi owa bavubuka n’ensonga z’abaana Ronald Kibuule . Kibuule yategeezezza nga abakyala abasobezebwako nga bambadde enkunamyo bwebasaana okugulwako emisango kubanga bebakema babasajja mu kikolwa kino. Ebibiina bino ebibadde bisoba mu 20 biragidde Kibuule yetonde oba ssi […]

Temwerumya njala

Ali Mivule

September 25th, 2013

No comments

Okwerumya enjala omuntu n’atalya mmere kyabulabe eri obulamu. Omusawo omukugu mu nsonga z’emitima, Wilson Nkyakoojo agamba nti obutalya kivaako omubiri okuzaala amasavu mu mubiri omuntu n’agejja ekimuviirako okufuna obulwadde bw’omutima. Omusawo ono agamba nti abantu bangi ennaki zino beerumya nnyo enjala ate ng’abamu bakigenderera naye […]

Kenya erangiridde ennaku ssatu ez’okukungubaga

Ali Mivule

September 24th, 2013

No comments

Gavumenti ya Kenya erangiridde ennaku ssatu ez’okukungubagira abantu abafiiridde mu bulumbaganyi obwakoleddwa abatujju ba Alshabaab. AKulira eggwanga lya Kenya, Uhuru Kenyatta agambye nti kyannaku nti bannakenya bayiiye omusaayi kyokka n’asuubiza nti olutalo ku butujju lukyagenda mu maaso. Yyo gavumenti ya Uganda  ekakasizza bannayuganda nti eby’okwerinda […]