Amawulire

Gavumenti etabukidde abasomesa

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

Ministry ekola ku byenjigiriza mu ggwanga alagidde abakulira eby’enjigiriza mu district zonna okukola kyonna ekisoboka okulaba nti abasomesa bagenda mu bibiina.   Ekiwandiiko ekifulumiziddwa minisita w’ebyenjigiriza, Jessica Alupo agamba nti abasomesa bonna balina okugenda okukola n’okubaawo okuyingiza abaana mu bibiina.   Alupo asabye abasomesa obutalekerera […]

Okuwandiisa piki

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

Okuwandiisa abagoba ba pikipiki kugenze mu maaso n’olunaku lwaleero. Ku kitebe kya KCCA ku cityhall, kkampuni eziwera zeeziwandiisizza pik.i Omu ku bawandiisa, Tony Bagala agamba nti babadde bakawandiisaako abantu 100 okuva lwebwakedde era nga basnayufu nti bitabudde bulungi. Ono agamba nti bannanyini kkampuni beebawandisizza piki […]

Omukyala ono tasaaga

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

Mu bakyala ate mulimu abakazi. Mu ggwanga lya Georgia ,omukazi ow’emyaka 40 akuumye omulambo gwa mutabani we okumala emyaka 18 nga gukyaliwo. Oluvanyuma lwa Joni Bakaradze  okufa ku myaka 22,  maama we yasalawo akuume omubiri gwe kubanga mukyala we yali lubuto kale ng’ayagala muzzukulu we […]

Eyatta kitaawe bamusibye ssaawa

Ali Mivule

September 10th, 2013

No comments

Omuwala ow’emyaka 18 eyatta kitaawe eyali ayagala okumukwata asingisiddwa omusango Omuwala ono Hafuwa Namata owe Masaka yayatiikirira nnyo bweyakuba kitaawe gweyali agamba nti amukaka omukwnao olutatadde nga kino akikola ne ku nyina kko ne baganda be abalala. Omulamuzi agubadde mu mitambo, Margaret Ouma  Oguli omuwala […]

Okunyw amazzi kugogola omubiri

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Amazzi ga mugaso nnyo eri obulamu kyokka nga bangi bagagayaalirira Obadde okimanyi nti amazzi gakuuma omubiri nga mulamu nga gakola ebitundu 60 ku buli kikumi ez’obuzito bw’omubiri gwonna Amazzi gano nno gayamba okugogola ebikyaamu ebibeera mu mubiri kko n’okukola ku Matu , enyindo n’emimiro. Omuntu […]

Spiika Kadaga akuutiddwa ku Babaka abaagobwa

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Spiika wa Palamenti omukyala Rebecca Kadaga asabiddwa okwekenneenya ennyo ensonga y’ababaka abana abagobwa mu palamenti. Kino kiddiridde kkooti okugoba ababaka mu palamenti ng’omusango guno bwegugenda mu maaso n’okukolebwaako. Munnamateeka w’ababaka bano, Medard Lubega Ssegona agamba nti ababaka bano balina okusigala nga bateesa oluvanyuma lw’okujulira mu […]

Akatel ke Wandegeya kaggulwaawo mwezi gujja

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Akatale k’omulembe akamu tekamala mu kampala Loodi meeya Erias Lukwago agamba nti obutale obulala bulina okuzimbibwa ng’ake wandegeya kawedde Lukwago agamba nti wansi w’enkola ya MATIP, baafuna obukadde bwa doola 70 nga zonna zakukola ku butale Lukwago agamba nti batunuulidde obutale mukaaga. Wabula bbo abasuubuzi […]

Aba biloole batoba

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Abagoba ba bi loole abaddukanyiza emirimu gyaabwe mu ggwanga lya Congo bakyatoba olw’amataba. Amataba gano gaava mu mwezi gw’omunaana era nga gaziba amakubo nga teri mmotoka zitambula Akulira ekibiina ekigatta abagoba ba bi loole mu ggwanga lino, Bylon Kinene agamba nti bangi ku banaabwe tebalina […]

Asinga olulimi oluwanvu

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Omusajja eyakasinga olulimi omuwanvu ayogedde okwewunyisa abantu Olulimi lwe luweza inch ssatu n’obutundutundu munaana Stephen Taylor kizuuliddwa nti olulimi lwe lweyongedde okuwanvuwa ate nga lukyakula Ono nno yadde abamu bamutya , eri abalala  kyakwelolera era nga yoomu ku bantu abakasinga okunywegerwa emirundi egisinga obungi mu […]

FUFA evuddemu omwasi- Kati tutunuulidde CECAFA

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Omwogezi wa Fufa Rogers Mulindwa asabye banayuganda n’abawagizi b’omupiira obutaggwaamu essuubi  olw’ebyo byonna ebyaliwo ku lw’omukaaga oluwedde ,oluvanyuma lwa Cranes okuwanduka mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna. Mulindwa ategezezza ng’omupiira gwa Uganda bwegukyaliwo era kati batunulidde empaka za Cecafa ezigenda okubeera mu kibuga Nairobi omwezi gwa […]