Emboozi

Asinga olulimi oluwanvu

Ali Mivule

September 9th, 2013

No comments

Longest tongue

Omusajja eyakasinga olulimi omuwanvu ayogedde okwewunyisa abantu

Olulimi lwe luweza inch ssatu n’obutundutundu munaana

Stephen Taylor kizuuliddwa nti olulimi lwe lweyongedde okuwanvuwa ate nga lukyakula

Ono nno yadde abamu bamutya , eri abalala  kyakwelolera era nga yoomu ku bantu abakasinga okunywegerwa emirundi egisinga obungi mu butikitiki 10.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *