Olwali

Obulango ku bisambi

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abasajja mu ggwanga lya Japan bakutunuulira ebisambi by’abakyala awatali kwebbiririra. Kampuni ekola ogw’okulanga ebintu etandise okulangira ku bisambi by’abakyala. Kampuni eno epangisizza abakyala abanyikira amata nebabakuba obulago ku bisambi nga bano bayita mu kibuga wakati abasajja nebafa amababbanyi Abawala bano balina kubeera nga basussa emyaka […]

Abakyala muzaale nga bukyaali

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abakyaala abazaala nga basusse emyaka 35 balabuddwa. Abakugu mu by’obulamu bagamba emikisa gy’abakyala abasussa emyaka gino okuzaala abaana abanafu saako n’okubeera n’endwadde endala giri wagulu bw’ogeregeranya ne banaabwe abalina emyaka emimpi wabula nga batuuse okuzaala.   Bakakensa bagamba nti abakyala bano bazaala abaana abanafu ate […]

Obutalaba buwona

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abakugu mu ndwadde z’amaaso bakizudde nti kati basobola okujjanjaba omuntu aba azibye amaaso  n’addamu okulaba. Abakugu bano nga bali mu ddwaliro l’yomu Bungereza bazudde nga bwe waliwo ekitudu ekirina amasanyalaze ekiba kizikidde olwo omuntu n’ataddamu kulaba wabula nga kati basobola okuteeka amasanyalaze mu kitundu kino […]

Abaana tebakyaseka

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Essanyu likendedde nyo mu baana. Alipoota ekoleddwa ku ssanyu ly’abaana eraga nti kati kizibu abaana abato bano okumwenya ebiseera ebisinga nga bwegwali okuva mu mwaka gwa 1994. Abali wakati w’emyaka 14-15 bebasinga obutaba basanyufu olw’embeera y’ensi nga ate myaka  gya kivubuka si gye gyibakozesa kino. […]

Abakukusa enfudu

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Police y’oku kisaawe ky’enyonyi mu ggwanga lya Buyindi ekutte abantu babiri ababadde bakukusa enfudu. Mu migugu gyaabwe musangiddwamu obufudu obuto lukumi. Police yewunyizza engeri bano gyebasobodde okupakira obufudu buno okuja mu bitereke bye babadde nabyo.  

Tetuggya kusomesa-Mutusasule

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abasomesa baweze nti okujjako nga basasuddwa omusaala gwaabwe, kikafuuwe okulinnya ekigere mu kibiina. Sabawandisi w’ekibiina ekibagatta ekya , Uganda national teachers union, James Tweheyo , agamba tebakyalina nsimbi zebakozesa oluvanyuma lw’obutasasulwa omusaala gwaabwe kati myezi  esatu.   Tweheyo agamba abasomesa abasinga tebakyalina nsimbi zakukoseza mu […]

Lukwago agenze mu kakiiko-asoose kwezooba

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

  Wabaddewo akavuvungano ku Metropole house awatuula akakiiko akawulira okwemulugunya kwa ba kansala 17 abaagala okugya obwesige mu Lord Mayor Erias Lukwago.   Kino kivudde ku police kwagala kugaana abamu ku bawagizi ba Lukwago okuyingira munda awatuula akakiiko kano akalindirira okumusoya ebibuuzo ku bigambibwa nti […]

Ekizimbe kikubye abantu

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Ekizimbe kiyiise nekikuba abantu mu kibuga wakati. Ekizimbe ekiyiise kimanyiddwa nga Nice Times nga kiriraanye ekya Magoba ku Nakivubo mews. Kigambibwa okuba ng’ekizimbe kino kibadde kiddabirizibwa ku myaliro gya wansi ekikinafuyizza nekiyiikamu. E mulago omusasi waffe Shamim Nateebwa gy’ali, abantu bana beebakwatwalibwa mu ggwanika ate […]

Besigye akwatiddwa

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigey akwatiddwa. Ono okumukwata abadde yakafuluma amaka ge e Kasangati ng’agenda mu kibuga. Poliisi emusise mu mmotoka bw’abadde n’emussa mu motoka yaayo emuggye mu kifo kino ku misinde gya yiriyiri. Ggo amaka ga Loodi meeya Erias Lukwago n’omubaka […]

Abaana abazaalibwa n’ebituli mu mbuto beeyongedde

Ali Mivule

July 19th, 2013

No comments

Omuwendo gw’abaana abazaalibwa nga balina ebituli mu mbuto zaabwe gwekubisizzamu emirundi ebiri okuva 1995.   Wabula abakugu mu by’obulamu bakayatakula mitwe okuzuula kiki ekivaako obulwadde buno.   Wano abasawo webalabulidde abakyala b’embuto okwewala okumira buli ddaggala lyebasanze kubanga kiteberezebwa okuba nti lyerivaako obulwadde buno.   […]