Olwali

Abakukusa enfudu

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

tortoise

Police y’oku kisaawe ky’enyonyi mu ggwanga lya Buyindi ekutte abantu babiri ababadde bakukusa enfudu.

Mu migugu gyaabwe musangiddwamu obufudu obuto lukumi.

Police yewunyizza engeri bano gyebasobodde okupakira obufudu buno okuja mu bitereke bye babadde nabyo.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *