Amawulire

Mukomye enjawukana-Katikkiro

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaganda okukola  nyo, okuyitimula ekitiibwa kya Buganda. Katikkiro bino abyogedde ng’asisinkanye abantu okuva mu ssaza lye Kyaggwe, Buwekula, ne Kyadondo abakiise embuga. Abe kyagwe bawaddeyo bukadde,32 ate abe Buwekula obukadde 2 okuddukirira omulimu gw’okuzimba amasiro. Katikiro era abasabye […]

Abaagudde ku kabenje bakyaali bubi

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Abantu bataano kw’abo abaagudde ku kabenje e Masanafu basiibuddwa 28 bakyaali mu mbeera mbi. Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago, Enock Kusaasira agamba nti abali obubi bamenyese nnyo Omu ku bano ye conductor wa coaster eyamenyese amagulu gombi Gwetwogeddeko naye  Moses Muganga agamba nti coaster eno yabadde […]

Omwana agudde mu muliro

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Omwana ow’omwezi ogumu agudde mu sigiri n’aggya  omutwe gwonna. Nyina w’omwana ono kigambibwa okuba ng’aliko obulwadde obumulumba nebumukuba wansi era nga ku luno bumusudde mu sigiri Omukyala ono mutuuze we Kasubi ng’omwana omulenzi gw’asudde mu sigiri akyajjanjabibwa mu ddwaliro e Mulago. Kitaawe womwana ono mu […]

Eyayiridde munne Acid akwatiddwa

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Poliisi e Mukono kyaddaki ekutte omusajja eyayiiridde munne acid Badru Kawuki ono kigambibwa okuba nga yalumbye Siraje Ssenyonjo mu dduuka lye n’amuyiira acid yenna Mukyala wa senyonjo ali ku kitanda agamba nti entabwe yavudde ku kakadde kamu omusajja ono ke yewola ku bba ng’abadde azimubanja […]

Ani asinga obusajja obutono

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Buno bwebutaba bugwenyufu, kirala. Mu ggwanga ly’Amerika mu kibuga  New york, abaayo bategese empaka z’omusajja asinga obusajja obutono. Nick Gilronan yeyawangudde empaka zino olwo ebifananyi nebiruma. Empaka zino zibadde mu bbaala emu ey’abazinyi b’ekimansulo era nga omu kwomu obwedda y’avaayo okulaga kyalinawo. Omuwanguzi abuusewo ne […]

Ogwa Taxi gugobeddwa

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Omusango ogwawaabwa ba dereeva ba takisi nga bawakanya omusolo ogwassibwaawo aba KCCA, gugobeddwa. Omulamuzi wa kkoti enkulu Benjamin Kabiito abagambye nti baakolamu ensobi mu kuwaaba omusango guno bwe baawaabira KCCA , mu kifo kya minista eyakola ekiragiro. Ba Dereeva bawaaba mu kkooti nga bawakanya omusolo […]

Abasuubuzi batandise okusenguka

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Abantu ababadde bakolera mu kizimbe kya Nice Times ekyagudde eggulo, batandise okusengulamu ebyaabwe.   Olukiiko lw’abasuubuzi lutudde okubaako bye bateeesa , nga waliwo n’abagala okusigala nga bakikoleramu ng’eno bwe kigenda mu maaso n’okuddabirizibwa. Bangi ku basuubuzi bano banoonya wakudda kyokka nga tebannafuna nsimbi.  

Emilimu gisanyaladde ku luguudo lwa kampala

Ali Mivule

July 23rd, 2013

No comments

Poliisi ekubye omukka ogubalagala okugugumbula abawagizi b’eyali akulira ekibiina kya Fdc Dr Kiiza Besigye Besigye abadde ava ku kooti ya Buganda road gy’asomeddwa emisnago emiggya nga gyekuusa ku kukuma mu bantu omuliro Ono agaanye okubuuka mu mmotoka nga bw’alagiddwa poliisi era nga motoka ya poliisi […]

Man-U eremedde ku Fabregas

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Aba tiimu ya Manunited bazzeemu okugezaako okugula muyizi tasubwa wa Barcelona, Cec fabregas Aba United bazooka kutegeeza nga bwebalina lpawunda obukadde 25 kyokka nga kato bongezezzaako okutuuka ku pawunda obukadde 30. Omutendesi wa tiimu eno, David Moyes agamba nti amyuka ssentebe wa tiimu yekulembeddemu enteseganya […]

Christmas etandise

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Abantu abaeesunga ennaku nkulu bangi naye bano basusse Mu ggwanga lya America, abeesunga Christmas batandise nga waliwo edduuka eddene elitandikiddwa Edduuka lino litunda ebintu ebitali bimu omuli baluuni, ebimuli ,obuti bwa Christmas ne kalenda z’omwaka ogujja Omu ku bakoze edduuka lino Rev Roger Bush agamba […]