Olwali

Obulango ku bisambi

Ali Mivule

July 22nd, 2013

No comments

Ads on thigh

Abasajja mu ggwanga lya Japan bakutunuulira ebisambi by’abakyala awatali kwebbiririra.

Kampuni ekola ogw’okulanga ebintu etandise okulangira ku bisambi by’abakyala.

Kampuni eno epangisizza abakyala abanyikira amata nebabakuba obulago ku bisambi nga bano bayita mu kibuga wakati abasajja nebafa amababbanyi

Abawala bano balina kubeera nga basussa emyaka kkumi munaana kyokka nga kati okutya okuliwo kwa basajja kutomera bantu na bifunvu nga betegereza ebisambi