Amawulire

Abasobezza ku Namukadde o’we 90 bakwate

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

Police mu District ye Nakaseke ekutte abavubuka 5 nga bateberezebwa okusobya ku namukade owemuyaka 90 . Lameck kigozi Omwogezi wa police mu masekati ga Buganda , agamba abataano  bano baali baatwalibwa mu kitundu kino kukola bubapakasi , wabula teebakomye okwo okukakana nga  bakakanye ku namukadde […]

Bataano bataawa lwabutwa

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

E kikangabwa kigydde e kawempe abantu  5 bwebawerewa obutwa  mu mere era nga kakano bali mu mbeera mbi nyo e Mulago . Muhamadi Kigongo nga ono yenyini maka era nga naye apocera Mulago , agamba family yonna yatandisse okutondoka amangu  dala nga baakalya emere eyebyenjanja […]

Oryem Abyegaaye

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

    Minister omubezi akola ku nkolagana ya uganda namawanga  Okello Oryem asambazze  ebibade bigambibwa nti govt etandisse okuzibira abakungu bamawanga amalala abatuukla wano mu Uganda okutandikka okwogera ku nsonga zenguzi . Oryem okwogera bino  kidiridde oubaka womukago gwa bulaaya mu uganda R0berto Ridolfi  okuyitibwa […]

Enkungana za 4GC ziwereddwa

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

Enkungana zabanakisinde kya 4GC zonna ziwereddwa mu kibuga. Aduumira police mu Kampala nemiriraano Andrew Kawesi ategeezezza banamawulira nga banakisinde kino nga bakulembeddwamu lord Mayor Erias Lukwago, bwebakuba enkungaana ezigendereddwamu okusiga obukyaayi nokwawulayawula mubantu ekintu kyebatayinza kugumiikiriza. Kawesi agamba akabinja kano kazzenga kanyoomola ekifo kyomukulembeze weggwanga, okukolokota […]

Emisolo bagyongeza

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

Minister w’ebyensimbi Maria kiwanuka afulumiza embalira ya busirivu 13 ,ey’omwaka 2013/2014, ng’omusolo oguva munda mugwanga gwakukola ebitundu 81%. Minister Maria Kiwanuka ategezeza nti ebyefuna by’egwanga mu mwaka oguwedde bikulidde kumisinde jja bitundu 5.1% byogerageranya ne bitundu 3.2% mu mwaka ogwayita. Ate yo ebaayi y’ebintu yeyongedde […]

Ebyobulimu, ebyobulamu, amafuta byebikulu

Ali Mivule

June 6th, 2013

No comments

President museveni agamba nti keekadde abantu okudda kun kola y’okulima ebilime ebingi omulundi ogumu okumalawo obwavu okuva ku mutendera gwa wansi. Mu bubaka bwe eri eggwanga presidenta gambye nti enkola eno gy’ekozeseddwa esobodde okuyamba abantu okwejja mu bwavu ng’eno asonze ku mawanga ga China enkola […]

Prof Bukenya yegaanye obuyekeera

Ali Mivule

June 6th, 2013

No comments

  EYali amyuka omukulembeze w’eggwnaga Prof Gilbert Bukenya yegaanye okutaba mu bikolwa by’obuyekeera obw’ekika kyonna Ng’ayogerako eri bannamawulire mu maka ge e Kakiri, prof Bukenya agambye nti akitegeddeko nti waliwo ekibinja ky’abantu abagaala okumusibako amatu g’embuzi nga bamusembereza abayekeera n’ekigendererwa ky’okumunafuya mu byobufuz Mu lukiiko […]

Katemba- abavuganya bakaaye

Ali Mivule

June 6th, 2013

No comments

Ekibinja ky’ababaka ab’oludda oluvuganya gavt balumbye woteri ya serena  president M7 gy’agenda okuweera obubaka bwe eri eggwanga. Ababaka bano ekibajje mumbeera kyekyakulira oludda oluvuganya gavt Nathan Nandala Mafabi obutayitibwa ku mukolo guno ogwokwogerako eri eggwanga. Nga bakulembeddwamu omubaka wa Alur,  Odonga Otto ababaka bano baweze […]

Okulonda e Butebo-Omu akwatiddwa

Ali Mivule

June 6th, 2013

No comments

Omuntu omu akwatiddwa ku somero lya  Kaima Primary school lwakulonda mulundi ogusukka mu gumu , mukulonda kwebutebo okugenda maaso. .Akwatiddwa ategeerekese nga  Erick Odongo. Ono akwatiddwa oluvanyuma lwakalabalaba wokulonda okumwekengera mnga kati Abaserikale ba polisi bangi abayiiriddwa wonna mu kitundu ky’e Butebo okukuuma emirembe Mungeri […]

Katikkiro alambudde amasiro

Ali Mivule

June 6th, 2013

No comments

Katikiro wa buganda Charles Peter Mayiga  yeyamye okuzaawo amasiro ga ba ssekabaka ba Buganda, agabengeyeza mu muliro ogutannamanyibwa kwe gwava, emyaka esatu egiyise.   Owek. Mayiga agambye nti wakufuba okulaba nga gamalirizibwa mu kiseera ky’aghenda okumala mu ntebe eno. Katikiro okwogera bino abadde akyadde omulundi […]