Amawulire

Obuganda buli mu kukungubaga,Olukiiko lutudde

Ali Mivule

June 24th, 2013

No comments

Obuganda buli mu kukungubagira maama wa kabaka, Namasole Rebecca Musoke Zirimbuga eyafa ssabiiti ewedde Bendera ku ofiisi za Buganda zonna zeewuubira wakati ng’akabonero akalaga okukungubaga Omwogezi wa Buganda owek. Denis Walusimbi agamba nti omugenzi wakusabirwa ku lutikko e Namirembe ku ssaawa mwenda olunaku lwaleero . […]

Besigye mukwatte, Kisekka agaddwa

Bernard Kateregga

June 20th, 2013

No comments

Eyali akulira ekibiina kya FDC, Dr. Kiiza Besigye, akwatiddwa poliisi. Bamusanze mu kikuubo nga kigambibwa nti abadde asalinkiriza agenda mu katale k’ewa Kisekka, ayogerere mu basuubuzi. Akulira poliisi mu Kampala James Ruhweza agamba nti Besigye atwaliddwa ku kitebe kya poliisi mu Kampala gy’akuumirwa kati. Ko […]

Ssalongo Lukwago azirise

Bernard Kateregga

June 20th, 2013

No comments

Loodi Mayor Salongo Erias Lukwago azirise amangu dala nga yaakalabikako maaso ga kakiiko ka KCCA akabadde kalina okutandika okumusoya ebibuuzo ku kwemulugunya kwaba kansala 17 abeemulugunya, nga baagala okumujamu obwesige. Abaserikale baabukeerezza nkokola kwebungulula makaage e Wakaliga mu divisoni y’e Rubaga ne bamuziyiza okuvaayo nga […]

Omusajja omulala yesse e Mulago

Bernard Kateregga

June 20th, 2013

No comments

Omusajja omulala yeekasuse okuva ku mwaaliriro ogwokuna ku dwaliro e Mulago neyekata wansi nafiirawo. Omugenzi ategeerekese nga nga  Kenneth Muhumuza nga abadde atawanyizibwa ekirwadde kyomutima yeenyiye naabuka okuva ku  mwaliriro ogwokuna paka ku taka. Muganda womugenzi ategeerekese nga  Baguma Muhumuza  agamba omugenzi ono yasoose kwegezamu […]

Musumba Alya Butaala

Ali Mivule

June 19th, 2013

No comments

        Kooti yokuntiko muggwanga lya buyindi yejeerezza eyali minister omubeezi owensonga zebweru weggwanga Isaac Musumba. Musumba nomubaka wa  Igara eyobuvanjuba Michael Mawanda Maranga baakwatibwa mu mweezi gwokuna omwaaka guno ku bigambibwa nti baali bakozesa olukujukuju okujja obukadde bwa doola 20 okuva ku […]

Museveni Anenyezza Abebisolo

Ali Mivule

June 18th, 2013

No comments

  President Yoweri Museveni aneneyezza ab’ekitongole ekijanjaba ebisolo mu ministry y’ebyobulimi , olw’okulemererwa okuziyiza enddwadde ezisasaana mu bisolo. Mu lukungaana lw’abavunaanyizibwa okulwanyisa enkwa, President agambye nti enddwadde z’ebisolo zikyatta nyo ente ate nga kino kyavuwaza abalimi. Agambye nti abajanjabi b’ebisolo mu zi District be bateekeddwa […]

Lord Mayor Erias Lukwago Akwatiddwa

Ali Mivule

June 18th, 2013

No comments

      Meeya wa Kampala Elias Lukwago ajja kulwawo nga yekunkumula eby’obufuzi. Poliisi emukutte era wowulirira bino nga atemeza mabega wa mitayimbwa ku kitebe kya poliisi ju Kampala. Abadde agenze mu paaka ya takisi enkadde okwekebejja embeera nga bweri oluvanyuma lw’ekikwekweto kya KCCA ekifuuza […]

Aba Black monday bakwatiddwa

Ali Mivule

June 17th, 2013

No comments

    Police ekutte Abawakanya ebikolwa by’obulyi bw’enguzi bana  nga bayita mu nteekateeka yaabwe gye baatuuma Black Monday Movt,. Bano bebamu kubakedde okulumba kitebe kya ministry evunaanyizibwa ku by’ensimbi n’okutegekera eggwanga eby’ebnfuna. Babadde baagala kulaga obutali bumativu bwabwe n’engeri omusolo gye gwayongezeddwamu ate ng’ababba ensimbi […]

URA Etabukidde Banabyabufuzi Kubyembalirira

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

          Ekitongole ekiwooza kikangukidde abo bonna nadala banabyabufuzi abatandisse okwogerera embalirira ye gwanga amafuukule. Akulira ekitongole kino Allen Kagina  agamba embalirira eno siyakunyigiriza muntu yenna wabula yakubayamba okukungaanya omusolo gwebeetaga Ono agamba nti amazima gali nti emisolo egimu gireteddwa kutaasa bantu […]

Abatomera Emitwe Beegendereze

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

    Abazanyi bomupiira munsi yoona abatomera enyo emitwe nga bazanya omupiira bali mu kabi kokukosebwa ku bwongo naddala nga banyuse okuzanya omupiira guno. Abakugu mu byobulamu bagamba omuntu bwatomera omutwe obwongo busesetuka era bwakikolera ebbanga edene buva mukifo ekituufu webulina okutuula olwo omuntu nafuna […]