Ebyobusuubuzi

URA Etabukidde Banabyabufuzi Kubyembalirira

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

 

 

 

 

 

Ekitongole ekiwooza kikangukidde abo bonna nadala banabyabufuzi abatandisse okwogerera embalirira ye gwanga amafuukule.

Akulira ekitongole kino Allen Kagina  agamba embalirira eno siyakunyigiriza muntu yenna wabula yakubayamba okukungaanya omusolo gwebeetaga

Ono agamba nti amazima gali nti emisolo egimu gireteddwa kutaasa bantu baabulijjo, gamba nga omusolo ku sigala.

Agamba  obuweerezza ku bantu bwakutabulira dala bukwaku  .

 

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *