Amawulire
Mukomye entalo-Katikkiro
Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye endoolito zebyobufuzi mu kitongole kya KCCA . Bwabadde asisisnkanye ba meeya bazidivision za kampala nebakansala abakiika ku lukiiko lwa KCCA , Mayiga ategeezezza nga entalo ezitagwa mpaawo gyezitwaala kibuga okujako okutataganya empeereza eri banakampala. Mayiga asuubizza okutegeka olukungaana […]
Amukubye lwabutagyaamu lubuto
Omusawo w’ekinnansi agambibwa okukuba mukazi we katono amumize omusu ng’amulanga kugaana kugyamu lubuto , aliira ku nsiko. Poliisi nayo erumiriza nti tagenda kugumaza mbiro era baatandise dda okumuwenja obuseenene. Musa Othieno omutuuze ku kyalo Lugazi mu District y’e Buikwe yasakase mukaziwe Dorothy Batenga emiggo egyamututte […]
Lunaku lwa butonde bwansi
Nga Uganda yegasse ku mawanga munsi yonna okukuza olunaku lwokukuuma obutonde bwnsi, gavt yakuno eweze nga bwegenda okulwanirira okubulwanirira ebutaase. Minister avunanyizibwa ku buttoned bwesni Prof Ephraim Kamuntu ategeezeza nga ebbula lyemere bweryeyongedde olwokusanyawo obutonde bwensi. Kamuntu ategeezezza nga bwebuli obuvunanyizibwa bwabuli munauganda okukuuma obutonde […]
Eyatta ekkumi asibiddwa emyaka 90
Omujaasi w’eggye lya UPDF eyakuba mu bantu amasasi ne gattako 10, asibiddwa emyaaka 90. Ku myaka 90 gino Private Patrick okot gyasibiddwa a 65 gyakutta okutta abantu, okugezaako okutta abantu saako nokubbisa eryaanyi , emyaaka 25 gyakulemererwa okukuuma ebintu byamaje. Sentebe wa kooti yamaje […]
Eyatta omuyaayu akaabidde mu kooti
Omusajja omu mu ggwanga lya New zealand akubiddwa mu mbuga zamateeka lwakutunda diba lya kappa. Gavin Wilkinson yatta kappa eno oluvanyuma lwokusanga ka kappa kano nga kalya obukoko bwe. Ono alajanye nti mpaawo musango gweyazza okutta omuyaayu guno.
Tiketi za Cranes
Tickets zomupiira gwa Uganda Cranes ne Liberia zakutandika okutundibwa olunaku lwenkya kumakya. Tickets zino zakutundibwa nusu 12,000 wamu ne 33,000. Tickets zino zakutundibwa kumasundiro gamafuta aga Shell,Total,Kobil,City Oil ne Gapco. Awalala kwekuli Hardware world e Ntinda,City shoppers e Mukono ne Basebuguzi and sons e Masaka. […]
Batubidde e Namugongo
Abantu abasoba mu 40 bakyakonkomalidde ku biggwa byabajulizi e namugongo Abasinga baalekeddwa emabega abakul;embeze baabwe nga nabamu tebalina sente za transport zibazza wabwe. Jane Francis Kasato, omu ku baategese emikolo gyomwaka guno abaana abataano abaabadde babuze kyadaaki bazadde babwe baabanonye.. Police ekyeetolode ebigwa bye Namugongo […]
Omuliro ku masomero
Amasomero agawerera dala 26 e Masaka gegakumiddwako omuliro abantu abatanategeerekeka mu myeezi 5 egiyise. Okusinziira ku alipoota ya police aasomero agasinze okukosebwa mulimu St Gonzaga Senior Secondary School Kasambya nga lino lyaayokyebwa emirundi 2 mu wiiki 2 mu mwezi gwokuna , erya, African Child Primary […]
Ogwa babaka gwongezeddwaayo
Okuwulira okusaba kwekibiina kya NRM ababaka abana bebagoba mu palamenti baddeko ebbali nga kooti bweyetegereza ekyokubagoba mu palameti kwongezeddwayo paka nga 12 june. Ab’ekibiina kya NRM, bataddeyo okusaba mu kkooti etaputa ssemateeka nga baagala ekole ekiragiro ekigoba mu palamenti ababaka abaagobwa mu kibiina, okutuusa ng’omusango […]