Amawulire

Minista awakanyizza eby’okwewola emisaala gyabakozi

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.   Ministry ekola ku by’ensimbi  evudeyo newakanya ebibadde bitambula nga biraga nga  government bwegenda okwewola ensimbi obuwumbi 700 nga zino zakusasula  misaaala gy’abakozi. Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire wali ku media center minister Matia Kasaija agambye nti  kyebaakoze kwekusaba  palament ebakirize beewole  […]

Banamawulire balabuddwa okwegendereza obukambwe bwa Police .

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Banamawulire ba uganda balabuddwa  okutandiika okubeera eb’egendereza mubuli kyebakola okwewala okusikambulwa police nga bwebitandise. Kuno okulabula wekugidde nga munamawulire wa vision group Charlse Etukuri kyajje ayimbulwe okuva mu buwambe gy’abadde, omukozi w’okuradio amanyiddwa nga kamagu akyali mu komera, n’abalala bangi abalozezza kubulambwe […]

Kooti ye kibuga kye mukono yakutandika okukola.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya.   E mukono kooti egenda okutuuka ku kitebe ky’ekibuga kino  tutegeezeddwa nga bwegenda okutandika nayo okukola emirimo gyayo. Kinajukirwa nti ekibuga kino ekye Mukono kyasalawo okutondawo kooti eno okusobola okukendeeza kubudde obutwaliba nga batambuza abasibe okubatwala mu makooti agaabulijjo Twogedeko ne mayor […]

Ensinga z’abasibe obutalonda zitwalidwa mu kooti.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya  Ruth Anderah. Waliwo munna- Uganda adukidde mu kooti nga ayagala abasibe mu uganda bakirizibwe okutandika nabo okulonda nga banabwe abalala abali ebweru. Steven Kalali,yadukidde mu kooti nga agamba nti akakiiko k’ebyokulonda kagwana kakirize abantu bonna abalina emyaka 18 okwetaba mu kulonda nga tebasosodde bali […]

Abakungu ba kooti yensi yonna bataka mu uganda.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ekiwayi ky’abanamateeka  okuva mu kooti y’ensi yonna etuula mu Hague bataka mu uganda mwebagenda okumala enaku taano, nga bano bagenda kwetegereza ebikoloberi ebyakolebwa e Gulu and Lira. Bano mukujja bakulembedwamu akulira amawanga ganamukago nga  ono ye mulamuzi O-Gon Kwon,  akulira ensawo edukirira […]

Ebibuuzo bya siniya ey’omukaaga bifulumizibwa nkya.

Ivan Ssenabulya

February 20th, 2018

No comments

Bya Dmali Mukhaye. Ministry ekola ku by’enjigiiza etutegeezeza nga olunaku olw’enkya bwegenda okufulumye ebyava mu bibuuzo eby’abaana aba S.6 abaatula omwaka oguwedde ogwa 2017. Leero ekitongole ekya UNEB lw’ekigenda okuyitiramu minister kungeri ebibuuzo bino gyebyatambulamu , nga kw’ogase n”engeri abaana gyebaayitamu. Twogedeko n’omwogezi wa ministry […]

Ekanisa evumiridde engeri Kirumira gyeyakwatibwamu

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulabirizi we Mukono alaze obweralkirivu olwembeera eyo’bunkenke mu gwanga, ngagamba nti bann-Uganda tebakyakaksa bukuumi gyebali. Omulabirizzi James William Ssebagala agamba nti nabanene mu gavumenti ate balajana ekireese abasigadde nga tebamanyi oba ddala balina obukuumi. Asabye gavumenti okukola ku nsonga ze’byo’kwerinda bunambiro. Ate […]

Akabenje kasse babiri e Mpigi

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Sadati Mbogo Police y’ebidduka e Mpigi eriko ddereeva w’emotoka gweyigga oluvanyuma lwokukola akabenje akasse abantu babiri amakya ga leero mu nkuba etonnya. Ayiggibwa ye Manisuuli Mugalu abadde avuga mmotoka ekika kya forward ey’omusenyu namba UAX 379/U etomereganye ne Lorry Isuzu namba UBA 208/R mu […]

Bamukutte lwakutta muwala we

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police e Jinja eriko omusajja owemyaka 36 gwekutte ku bigambibwa nti yatemudde muwala we. Omukwate poliisi emumenye nga Mawazi Bogere omutuuze ku kyalo Buwekula mu ggombolola ye Mafubira nga kigambibwa nti yakidde muwala we owemyaka 14 namukuba okutuusa okumutta, ngamulanga okutetera nobulenzi. […]

Ogwa Gashumba gutandika 26

Ivan Ssenabulya

February 19th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ya Buganda Road etaddewo olwanga 26th Feb okutandika okwuliririza omusango gwobufere nokwefuula kyatali oguvunanaibwa Frank Gashumba omutapusi wensonga zino na ziri ne Muganda we Innocent Kasumba. bano bavunanibwa nomukozi mu kampuni yebyobulambuzi Ismail Kiyingi  olwokweyita abakungu mu ministry yebyokwerinda nebanyaga bnanasi […]