Amawulire

Nekolera gyange bamukutte n’akalenzi ak’emyaka 14

Nekolera gyange bamukutte n’akalenzi ak’emyaka 14

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa: Poliisi ekutte nekola gyange mu loogi nakalenzi akatanetuuka. Aruch Tendo owemyaka 35 nnekolera gyange ku mwalo gw’e Kasenyi akwatidwa poliisi lwakusangibwa mu loogi n’akalenzi akemyaka 14. Omulenzi kwewozaako agambye nti yabadde ayitaayita ku mwalo n’asanga omukazi ono n’amusaba amuwe 2,000/- era Tendo […]

Uganda egenda kukyaza olukungaana ku mutendera gwensi yonna

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority kiri mu ketalo okutuuza olukungaana lwamawanga olwamakampuni ageyita agagoberera okuwa omusolo olwomulundi ogwokuna olwa  World Customs Organization Authorized Economic Operator Conference. Bwabadde atongoza olukungaana luno ku wofiisi zaabwe e Nakawa Commissioner wa URA avunayizibwa ku byamaguzi […]

Ssedduvutto yasobezza kuwemyaka ebiri

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu district ye Buikwe ebakanye nomuyiggo ku Kaggwa ensonyi eyakidde ebbujje reymyaka 2 nalisobyako. Omwana ono kigambibwa nti bino okubaawo maama we ategerekese nga Rose Nakisekka omutuuze ku kyalo Lweru-Kiyindi, mu ggombolola ye Najja yabadde taliiwo ngali ku mulirwano. Kati Dr. […]

Teri bibuuzo birala eri abakoppa!

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ministry eyebyenjigiriza nemizannyo erabudde amasomero agalina ebibuuzo ebyakwatibwa, nti tebeyibaala teri bibuuzo biralala bigenda kubweebwa bayizi. Bwabadde ayogerera mu kusunsulamu abagenda okutandika okusoma ssiniya eyokutaano, mu kibangirizi kyabanamakolero e Lugogo, minister omubeezi John Chrysostom Muyingo ategezeza nti abakulu bamasomero gano bazze basaba […]

Kirumira yekandazze okuva mu maaso ga kooti

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Wabaddewo akavuvungano ku kitebbe kya poliisi e Naguru, eyali omuddumizi wa poliisi mu district ye Buyende Muhammad Kirumira bwagezezaako okufuluma, okuva mu kooti ya poliisi emuwozesa ngawakanya embeera eyobukambwe nobukwakulizo obumutekeddwako ku kusaba kwe okwokweyimirirwa. Kirumira ku Lwokubiri lwa wiiki ewedde yasaba […]

Abavuganya ku kifo kya Jinja East bamaze okusunsulibwa.

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda.         E Jinja  okusunsulamu abagenda okuvuganya  ku bubaka bwa parliament obwa Jinja east kugenda mu maaso era nga abantu basatu bebakasunsulibwamu. Asoose munsiike abadde  munna FDC Paul Mwiru nekuddako agidde kubwanamunigina Faiza Mayemba olwo nemunna NRM Nethan Igeme Nabeeta […]

Abdul Kitatta nebanne basindikiddwa e Luzira.

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ey’amajje etuula wano e Makindye esidise akulira ekiwayi ekya Bodaboda 2010 e Abdul Kitata e  Luzira wamu nebanne  12, nga  kino kidiridde bano okulabikako eri koooti eno leero. Ono akedde kugasimbagana ne banamaggye mwenda nga bakulembedwamu ssentebe wa kooti ono Lt […]

Olwaleero ensi yonna lwekuzizza olunaku lwa Radio

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa.   Emikutu gya Radio gyogedwako nga egikoze ekinene mukukuza eby’ebyemizanyo mu gwanga. Bino bigidde mukadde nga uganda yegatta kunsi yonna okukuza olunaku lwa Radio mu gwanga. Twogedeko n’omubaka we Makindye Allan Sewanyana era nga ye minister w’ebyemizanyo mu government ey’ekisikirize n’agamba nti  […]

Abadde asoobya ku bakyala akwatidwa.

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Sdat Mbogo. Police e Kamengo mu district ey’e Mpigi  ekutte omuvubuka ow’emyaka 19 nga ono kigambibwa nti abadde yaakasobya ku bawala abato bataano. Aduumira police y’e Kamengo, Yvonne Kyomuhendo agambye nti omuvubuka ono yakwatiddwa okuva ku kyalo Kampiringisa okumpi n’ekifo awakuumibwa abaana ababeera bazizza […]

Leero lunaku lwa condom munsi yonna.

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Olunaku olwalero Uganda lweygasse  kunsi yonna okukuza olunaku olw’obupira bukalimpitawa buyite condom Twogedeko ne minister akola ku  by’obulamu Dr. Jane Aceng  nagamba nti  mukaseera kano abantu abalina mukenenya bakakanye okutuuka ku bitundu 6%  okuva ku bitundu 7.3% , nga bino byona bibala […]