Amawulire

Kadaga wakulamula ku tteeka ly’omusolo

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga Rebecca Kadaga olwaleero asubirwa okulamula obanga palamenti eyinza okuyimiriza etteeka, lyomusolo oluvanyuma lwokwebuuza aku banamateeka ba palamenti. Kino kyadiridde gavumenti okugoba okusaba kwababaka abamu nti etteeka lyomusolo ogwayisibwa ogwa Excise Duty Amendment Act, 2018 lijira liwumuzibwa wakati mu kugutesaako. Ababaka babadde […]

Abe Lungujja baddukidde mu kakiiko ke’byokulonda

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abalaonzi mu Makamba Zone e Lungujja gombolola ye Lubaga, bagaanye okulonda nebaddukira mu kakaiiko kebyokulonda nga bawakanya olukalala lwabalonzi olwabadde lukozesebwa. Bano bagamba nti omu ku bavuganya Singi Katongole eyavuganyako ku bubaka bwa palamenti yasinziira mu maka ge okuwandiisa abalonzi, nga tebabadde […]

Ab’oludda oluvuganya begaanye ebijambiya

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Aboludda oluvuganya gavumenti begaanye okubeera emabega wekitta abanti mu gwanga ekyamanyibwa nga Bijambiya. Ku ntanadikwa ya wiiki eno, ekitongole kya CMI kiriko abanatu bekyalaze banamwulire, abagambibwa nti bebabadde batta abanatu, nga banao balaumirizza Dr. Kiiza Besigye ne Ingred Turinawe okuba nti bebabadde […]

Abe Masaka balonze Giso kubwa ssentebbe

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba ne Ivan Ssenabulya Akulira eby’okwerinda mu gombolola ya Nyendo-Senyange muyite GISO, mu Municipaali ye Masaka Haji Nuhu Mutebi awangudde obwa sentebe bw’ekyalo. Haji Mutebi afunye obululu 181 kyokka munne owa DP bwebabadde bavauganya naafuna obululu 11 bwokka. Mutebi ategeezezza nti newankubadde abantu […]

Lukwagao avumiridde okulonda

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Obuvuyo obwabadde mu kulond butrereddwa aku nkola gyebasalaow okukozesa, okusimba amu migongo gyabesimbyewo. Okusinziira ku Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago, enkola eno nkadde ennyo, nga kyabadde na kyamukisa abanatu obutatingana kubanga ya bulabe. Okulonda kwabaddemu okulwanagana nga nawamau abalaonzi babuzeewo ne […]

Okulonda kwe byalo kuddamau olwaleero

Ivan Ssenabulya

July 11th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko kebyokulonda olwaleero kagenda kuddamu okulondesa abantu ku byalo okulonda kwaba ssentebbe gyekwayaise eolunnaku lwe ggulo. Bwabadde ayaogera ane banamwulire eku kitebbe kyakakiiko kebyokulonda akawungeezi akayise, ssentebbe wakakiiko omulamuzi Simon Byabakama agambye nti okulonda kwayimiridde eku byalo 633 olwobuvuyo obwabaddewo. Wabula aku […]

Emivuyo mu kulonda kwe byalo

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti, Sadat Mgogo, Gertrued Mutyaba ne Benjamin Jumbe Okulonda kwe byalo kugenze mu maaso wabula wakati mu buvuyo, mu bitundu ebitali bimu. Okutandikirako ku kyalo Nakamiro zone e Bwaise mu division ye Kawempe. Eno abalonzi abavudde emu mbeera, nebalemesa okulonda oluvanyuma lwomu ku […]

Gavumenti egamba waliwo abagala okugotaanya okulonda

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Minister wa Kampala Betty Kamya ategeezezza nga gavumenti bwekitegedeko nti waliwo abantu abaagala okutabangula okulonda kwenkya. Bino abitegezza banamawulire nagamba nti waliwo basekinoomu abalina entekateeka ezokulemesa okulonda kuno, wabulanga gavumenti tegenda kukiganya. Ono mungeri yeemu ategeezezza nga bwewaliwo abakola ku byokulonda abaagala […]

MTN Uganda ekakasizza nti tewali kyabiddwa

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses MTN Uganda evuddeyo okuwakanya ebigambibwa nti waliwo ebikwata ku bantu ebyabbiddwa ku kitebbe kyabwe e Mutundwe. Bino byalabikidde mu mawulire nti waliwo abakambwe ababadde bebagalidde ebyokulwanyisa abalumbye ekiffo kino nebakikolako obulumbaganyi, wabulanga abakuuma ddembe ba CMI babagulizaako. Wabula ssentebbe owa MTN Uganda […]

Poliisi erabudde abanalaga emipiira

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi erabudde banannyini biffo ebisanyukirwamu okugoberera amateeka nemitendera gyabebyokwerinda okulaga ameipiira gya World Cup ejisembayo. Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima agambye nti ebyererzi tebajja kubakiriza kulaga mipiira, ngalabaudde neku bubenje ngomuliro nokugwa kwebizimbe. Wabula akakasizza obukuumi eri banabyamizannyo, nti bakulawuna ebiffop byonna. […]