Amawulire

Uganda esiimye obuyambi bwa Bungereza.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

By Kyeyune moses. Amagye ge gwanga lya Uganda  aga uganda People’s Defence Forces gasanyukidde  enkatta ebakubiddwa  egwanaga lya Bungereza , nga buno obuyambi bugenderedwamu kuyambako uganda mukulwanyisa abatujju aba Amisom Ku lunaku lw’omukaago Bungerreza eriko obuyambi  bweyawa uganda , nga buno bubalirwamu ensimbi zakuno  obuwumbi […]

Ebyalo 14 bifunye kabuyonjo e Buyende.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Opio Kaleb. Abantu be Buyende basabiddwa okufuba okukuuma obuyonjo beetase endwadde eziva ku bujama Kuno okusaba kukoleddwa  omubaka wa pulesident owa Buyende Fred bangu bwabadde alangirira ebyalo 14  ebikakasiddwa nti abantu baamwo bonna baafunye kabuyonjo. Ono agamba nti abantu bangi batwala ensimbi nyingi  mukwejanjaba […]

Abakungu ba gavumenti bongezeddwa akasiimo.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Kyadaaki govumenti etadde munkola eky’okwongeza akasiimo kabakozi ba gavument bonna nga bweyasubiza gyevubudeko. Ebaluwa gyetulabyeko nga evudde mu ministry ekola ku bakozi ba gavument era nga eriko omukoono gwomuwandiisi owenkalakalira Catherine Musingwire, abakungu ba government bonna kati bakuweebwa ensako emala. Kati muntekateeka […]

Abasiramu abagenda e Mecca bongezedwa ebisale.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Nga abasiramu  batekateeka okugenda e Mecca okulamaga, govumenti  ya Saudi Arabia eriko omusolo omujja gw’ebatedeko. Omusolo  oguleteddwa gwa bitundu 5% , kale nga kino Kitegeeza nti  buli mulamazi omwaka guno wakusasula ensimbi endala 1.1million nga azigatta kwezo 16.6m zeyasasula edda. Okusinziira ku […]

Abakukuta okugenda e bunayira bakyeyongera.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Polisi   etegeezeza nga abantu abakukuta okugenda ebunayira okukola bwebakyali abangi newankubadde polisi ezze ebalabula  ku bulabe obuli mu kino . Omwaka oguwedde wegwatuukira mu masekati nga emisango 48  egy’okugenda e bunayira mungeri emenya amateeka gyegyakafunika, era nga abantu 121 bebaakwatibwa. Twogedeko ne […]

Gavumenti esabiddwa okubudabuda abaana bejja ku nguddo.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Gavumenti esabiddwa  okufaayo okubudabuda abaana bejja ku nguudo, sosi kubasuula busuuzi eyo mu maka agakuuma abaana abatalina mwasirizi. Bino bigidde mukadde nga Minisitule ekola ku by’abaana yatedewo olwaleero nga nsalesale okulaba omwana yenna kunguudo, era nga bangi bayoleddwa. Twogedeko ne ssentebe w’akakiiko […]

Akakiiko akanonyereza ku by’etaka kagenze Lyantonde.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Akakiiko akanonyereze ku mivuyo gy’etaka akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereirwe sabiiti eno kategzeezeza nga bwekagenda okuwayaamu n’abakulembeze bazi distrct ezitali zimu, ababaka ba paraliment, kko n’abakulembeze abalala , nga amakulu kuzuula nsibuko ya mivuya gyataka. Kati amakya ga leero bano bagenda kukyalako e […]

Gavumenti esindise e dagala e Teso.

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Government  etegeezza nga bweriko edagala ly’esindise eri abantu abaakosebwa amataba mu bitundu bye Teso , okusobola okwewala endwadde nga cholera okubalumbagana. Minister omubeezi akola ku by’enjigiriza Musa Echweru  agamba nti bakwataganyeeko  n’ekitongole kyensi yona ekikola ku by’obulamu ekya world health organizations okulaba […]

Ssabawaaabi wa gavumenti wakutwaliddwa mu kooti.

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.     Abasajja abayisiramu 4 ababade bavunanibwa emisango egy’ekusa ku butemu n’obutujju bawandiikide omuwaabi wa gavument Mike Chibita nga baagala abetondere olw’okubasibira obwerere, ko n’okubasaako emisango emikambwe bwegityo, songa mungeri yeemu baagala abaliyirire. Bano nga bakulembedwamu Sheikh Ismail Ssentongo, Muhammad Kalodo , […]

Abe Mubende batabukidde minisita Butime

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Abakwatidde ekibiina kya NRM bendera mu kulonda kwe byalo mu district ye Mubende batabukidde minister wa government ezebitundu Tom Butime olwekibiina okubamma ssente ezinonya akalulu kyoka bbo nebepokera omusimbi . Ba ssentebe  be byalo bano okuva mu mbeera kidiridde okubayita ku kitebe […]