Amawulire

Ebyalo 14 bifunye kabuyonjo e Buyende.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Opio Kaleb.

Abantu be Buyende basabiddwa okufuba okukuuma obuyonjo beetase endwadde eziva ku bujama

Kuno okusaba kukoleddwa  omubaka wa pulesident owa Buyende Fred bangu bwabadde alangirira ebyalo 14  ebikakasiddwa nti abantu baamwo bonna baafunye kabuyonjo.

Ono agamba nti abantu bangi batwala ensimbi nyingi  mukwejanjaba endadde ez’obujama, kyagamba nti kigwana kukyusibwa nga abantu bewala obukwadde.