Ebyemizannyo
Abaliko obulemu balina okukulakulanya ebitone
Bya Shamim Nateebwa Abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe basomozeddwa, bave mu kukabanga wabula baveeyo okukulakulanya ebitone byabwe. Okulabula kuno kukoleddwa omumyuka wa mayor wa Kampala Central, Sam Gombya mu kutongoza empaka zemisinde, egyabaliko obulemu egya e Nakawa. Emiside gino gyategekeddwa nekigenderewa okumanyisa abantu ku […]
Misiri yerondeddwa okutegeka AFCON
Egypt yegenda okutegeka empaka za Africa Cup of Nations 2019, okusinziira ku kibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu Africa ekya Confederation of African Football. Egypt ewangudde South Africa, nobubonero 16, akulu akakubiddwa mu ttabameruka wabakulembeze bekibiina kino atudde mu gwanga lya Senegal. Kino kyadirira CAF okujjako […]
Eno y’emboozi yomupiira n’omuziki gyeywetaaga okumanya
Onyumirwa okulaba empiira gyo gyonna? Tukakasa nti walaba emipiira gyonna mu mpaka za FIFA World Cup okutuuka kugwakamlirizo. Wabula watya nga tukubulidde nti osobola n’okufuna amawulire g’ebyemizannyo gonna, waddenga ebya France okuwangula World w’omwaka guno byaggwa?. Tukakasa nti wetaaga amawulire gaffe, nga bwewetaaga okubeetingira ku […]
Omuserikale awangudde omusipi mumpaka z’ebikonde.
Bya Samuel Ssebuliba. Waliwo omuserikale wa polisi ali kudaala elya Special Police Constable Ronald Odoch awangudde omusipi ogwa World Heavy Kick Boxing Championship mumpaka eza World Kickboxing Federation International Champion Title ezibadde mu gwanga lya Hungary. Odoch awuttudde munansi wa Romania Radu Mihai Gabriel , […]
Ekikopo ky’omupiira ekyensi yonna kituuse mu uganda.
Bya samuel ssebuliba Wetwogerera nga ekikopo ekya world cup kimaze okutuuka mu uganda, era nga e enyonyi ekireese etonye ku kisaawe enteb edakiika ntono e mabega. Kino okutuuka mu uganda kivudde mu gwanga lya south Africa gyekibadde ku lugendo lw’okulambula nsi ezisoba mu 90 nga […]
Minister yeeganye obukuubagano mu bitongole ebikuuma dembe.
Bya Ssamuel ssebuliba. Government ewakanyizza ebibadde bigambibwa nti waliwo okusika omuguwa wakati w’ebiwayi ebikola ku by’okwerinda nadala bwekituuka kumutendera ogw’okukola ebikwekweto , kko n’okunonyereza kubuzzi bw’emisango. Gyebuvudeko amawullire gaze gakiraga nga bwewaliwo obutakaanya wakati wa ISO, Police ne CMI, era nga buli omu abaddde ayingirira […]
Tiimu ya vipers yakwambalagana ne bright stars leero.
Bya Samuel Ssebuliba. Nga tiimu ya Vipers Sports Club yeetegekera okwetaba mu mpaka za Azam Uganda Premier League leero, tutegeezedwa nga team bwefunyeemu edibu nga kino kidiridde okukimanyaako nti omu kubazanyi baayo. Moses Waiswa tagenda kubeera ku tiimu egenda okw’ebiriga ne Bright Stars mumupiira […]
Olila High School bawangudde ekyabakyala
Bya Ali Mivule Aba Olila High School bebanantameggwa b’ekikopo kya Uganda Cup ekyabakyala. Olila yakubye Gafford Ladies 3-1 ku penati oluvanyuma lw’okugwa amaliri 1-1 mu ddakiika 90. Olila yavudde maliri okuwangula omupiira guno mu muzanyo ogwanyumidde abalabi ku kisaawe kya Madibira Primary school playground in […]
Mujib Kasule ali ku ssaala
Bya Ali Mivule Akakaiiko ka FUFA akakola ku by’okulonda kakutuula olunaku lwaleero okusalawo ku nsonga z’ayagala okwesimbawo ku kifo ky’akulira FUFA Mujib Kasule ataasunsulibwa ku lwokutaano oluwedde. Ssentebe w’akakiiko kano Samuel Bakiika agamba Mujiba alina ebibulako bingi nga emikono gy’abaamusemba, obufaananyi n’ebirala ebibulamu. Ye Mujiba […]
FUFA ekungubagidde owa IvoryCoast
Bya Ali Mivule Ekibiina ekiddukanya omupiira mu ggwanga ekya FUFA kyegasse ku bantu abenjawulo okukugubagira abadde omuzanyi w’eggwanga lya Ivory Coast Ismael Cheick Tiote . Tiote y’atondose n’afa bweyabadde mu kutendekebwa ne ttiimu ye eya Beijing Enterprises FC mu ggwanga lya China. Kati akulira FUFA […]