Ebyemizannyo

Eno y’emboozi yomupiira n’omuziki gyeywetaaga okumanya

rmuyimba

December 17th, 2018

No comments

Onyumirwa okulaba empiira gyo gyonna? Tukakasa nti walaba emipiira gyonna mu mpaka za FIFA World Cup okutuuka kugwakamlirizo.

Wabula watya nga tukubulidde nti osobola n’okufuna amawulire g’ebyemizannyo gonna, waddenga ebya France okuwangula World w’omwaka guno byaggwa?.

Tukakasa nti wetaaga amawulire gaffe, nga bwewetaaga okubeetingira ku kitimba oba online betting.

Kati webuuza kiki kyetwogerako wano?.

kankubagulizeeko ku bikwata ku muziki.

Omupiira n’omuziki: Bitambulira wamu.

Kino kiyinza obutajja ng’ekyewuunyo wabula g’emazima omupiira n’omuziki bikwatagana.

Kati Band FC bwebukakafu obw’enkolagana y’abyombi.

Okutekawo obubonero bwa bandi n’obwa tiimu z’emipiira, kyali kirowoozo kisuffu dala.

Kino era kifudde Band FC eky’okwenyumiririzaamu  ku mukutu gwa Twitter n’abawagiz baabwe abali mu mutwalo gumu mu enkumi ssatu.

Bw’otunulako ku twitter yaabwe ojja kulaba obubonero obuli mu amakumi 50, obuyinza okusikiriza buli omu okubukozesa nga ebisabika.

Obubonero buno bwongo bwa Charlatans, nga yabadde emabage w’okubutondawo.

Ono asobodde okukolagana n’abatonyitonyi  nga Mark Liptrott, Chris Walker, Peter Saville ne Stan Chow, okutondawo obubonero obukyasinze mu byafaayo mu mipiira ne band.

Obubonero bwa Band FC bukoze nnyo okutuuka ku mutendera nti, baakubeera nomwoleso ku bbwo.

Omwoleso guno gwakubeera ku Salford Lads club nga 25th mu November, nga ne Tim Burgess wakugwetabamu.

Obubonero obusinga okumanyibwa mu nsi okuli Manchester bands nga aka Smiths, Joy Divison ne Fall bwakulagibwa.

Wabula Bands FC tekwata ku Manchester bands zokka, wabula ne band endala.

Obulala kuliko Queen, Blur and Ultravox abawuunda obwabwe.

Ezimu ku bandi zabayimbi zibadde zikulira ku kirubirirwa okutumbula Band FC mu nkolagana.

Kakati enkolagana wakati womuziki nebyemizannyo, tesoose busoosi, wabula okuva emabega bakoze kinene nnyo ku katale kensi.

Waliwo emikutu mingi egyebyemizannyo okuli n’omuziki ngogwa Bayern Munich nga bakolgana ne Apple Music.

Enkolgana endala yeeri wakati wa Borussia Mönchengladbach omuku balina emigabo mu Spotify.

Wabula Apple ne Spotify ssi bebokka abetabye mu byemizannyo, wabula ne Deezer esse emikago ne tiimu enne nga Manchester United, FC Barcelona ne FC.St Pauli.

Omuziki n’omupiira kale bikozesebwa bikulu nnyo mu kugatta abantu.

Obuyiiya bwa Band FC obwenjawulo busise abawagizi bangi bangi mu kisaawe kyokuyimba nomupiira.

Biwagiddwa RBN Media

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *